Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA Lyrics

OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA Lyrics

 

OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA
1
EWALA mu Buyudaaya,
Eriyo-olusozi,
Kwe yatufiirira Yesu,
Ye Mukama waffe.

2
Ffe-abantu be tetumanyi
Ennaku bwe zaali,
Ze yalaba ku lw’abantu,
-Omulokozi Yesu.

3
Yafa ffe tufune-eddembe
Atuwe n’obulamu:
Yafa atutuuse-ewuwe
Gy’atudde mu ggulu.

4
Tewali-eyandiyinzizza
Kulokola munne,
Newankubadde ye yekka
Kusinga-omusango.

5
Mukama y’ayinza yekka
Okutuggulira
Oluggi olw’omu ggulu,
N’okutuyingiza.

6
Tusaanidde ffe twagale
Mukama waffe-oyo;
Tweweeyo-okumuweereza
Eyatufiirira

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics
Next: OLUYIMBA 82: EKIBI KIRUWA KYE WALI-OKOZE? Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 284: SIYINZA N’AKATONO Lyrics
  • OLUYIMBA 311: OMWOYO GWANGE,WULIRA-AMALOBOOZI Lyrics
  • Hymn 70 Ffe Abaagala Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 214: MUWULIRE MMWE-ABANTU BE Lyrics
  • OLUYIMBA 409: AMAKA AMATUKUVU Lyrics
  • OLUYIMBA 258: KA NKWAGALE KATONDA;SIYINZA Lyrics
  • Hymn 106 Waliwo Omwoyo Ogugamba Lyrics
  • Hymn 115 Njija Ku Musaalaba Lyrics
  • Hymn 158 Kiseera Ki Ekisigadde? Lyrics
  • Hymn 30 Yesu Gwe Eyanjagala Lyrics
  • Hymn 214 Ndimulaba Kabaka Lyrics
  • OLUYIMBA 97: TUSINZA NNYO ERINNYA LYO Lyrics
  • OLUYIMBA 157: MUJJE MWEBAZE MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 159: MU MAASO GA YESU ABALOKOLE Lyrics
  • Hymn 33 Onsembeze Ayi Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 87: KU LUNAKU OLUKULU Lyrics
  • Hymn 180 Waliwo Ensi Ennungi Lyrics
  • Hymn 14 Ka Ntambule Naawe Lyrics
  • Hymn 242 Waggulu Mu Bwengula Lyrics
  • Hymn 43 Nsanyukira Obulamu Lyrics
  • Hymn 156 Katonda Omutukuvu Lyrics
  • Hymn 164 Olunaku Olulungi Lujja Lyrics
  • OLUYIMBA 92: YESU OMULOKOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 143: ENSI ZOONA,WE ZIFA ZENKANA Lyrics
  • Hymn 99 Mujje Mwenna Abakooye Lyrics
  • OLUYIMBA 244: GGWE OKOOYE-,ONAFUWADDE- Lyrics
  • OLUYIMBA 83: YESU AZUUKIDDE OLWA LEERO, ALERUUYA Lyrics
  • Hymn 163 Oba Ekiseera Kirituuka Lyrics
  • Hymn 34 Ontegeeze ku bya Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 7: ZUUKUKA GGWE-OMWOYO GWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! Lyrics
  • Hymn 221 Mmanyi Gwenakkiriza Lyrics
  • Hymn 82 Olunaku Olw’essanyu Lyrics
  • Hymn 165 Yesu Yasuubiza Abaana Be Lyrics
  • Hymn 237 Tulina Obubaka Lyrics
  • Hymn 234 Mu Ssanyu N’okumwebaza Lyrics
  • OLUYIMBA 303: SIRIIKO KYE MPOZA,YESU Lyrics
  • Hymn 102 Yesu Ali Ku Luggi Lyrics
  • OLUYIMBA 235: WULIRA-EDDOBOOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 352: KIGAMBO KYA MAGERO NNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 27: MUZUUKUKE! MMWE-ABEEBASE Lyrics
  • OLUYIMBA 78: GGWE YERUSAALEMI Lyrics
  • OLUYIMBA 313: NG’EMPEEWO BW’EWEJJAWEJJA Lyrics
  • OLUYIMBA 173: OMUZIRA WAFFE,OMWANA W’OMUNTU Lyrics
  • OLUYIMBA 315: KWATA-OMUKONO GWANGE,NDI MUNAFU Lyrics
  • OLUYIMBA 254: TEMUSOOKANGA KUNOONYA Lyrics
  • OLUYIMBA 213: MMWE-ENSOZI-EMPANVU-ENNYO Lyrics
  • Hymn 131 Ayi Yesu Amaaso Gange Lyrics
  • OLUYIMBA 39: MU KUJAGUZA OKUNGI Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version