Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

Hymn 102 Yesu Ali Ku Luggi Lyrics

  1. Home   »  
  2. Hymn 102 Yesu Ali Ku Luggi Lyrics

Hymn 102 Yesu Ali Ku Luggi Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnyimba za Kristo Luganda Sda Hymns

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 102 Yesu Ali Ku Luggi Lyrics

 

1
Yesu ali ku luggi,
Ggulawo; (Ayimiridde x2)
Akulindiridde nnyo,
Ggula-wo, (Ayimiridde x2)
Muyingize tagenda,
Ye Mutukuvu Yesu,
Omwana wa Katonda,
Ggula-wo. (Ayimiridde x2)

2
Wulira akuyita,
Wulira; (Eddoboozi lye x2)
Londa ye Vva ku by’ensi,
Wuli-ra; (Eddoboozi lye x2)
Ali awo ku luggi,
Anakuwa essanyu;
Olw’erinya ly(e) egganzi,
Wuli-ra. (Eddoboozi lye x2)

3
Ggulawo (o)mutima gwo,
Ggulawo; (Yesu ayingire x2)
Bw’onolwa (a)nakuvaako,
Ggula-wo. (Yesu ayingire x2)
Ye mukwano gwo ddala,
(O)mutima gw(o) agutaasa,
So takwabulirenga,
Ggula-wo. (Yesu ayingire x2)

4
Yesu ava mu ggulu,
Ggulawo; (Yesu ayingire x2)
Alye awamu naawe,
Ggula-wo, (Yesu ayingire x2)
Alyok(e) akulokole,
Kkiriz(a) okwagala kwe,
Akutwale mu ggulu,
Ggula-wo. (Yesu ayingire x2)

Post navigation

Previous: Hymn 101 Yesu Akuyita Okugenda Lyrics
Next: Hymn 103 Yesu Atuyita N’ekisa Ekingi Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 149: OKWOLESEBWA KULUNGI Lyrics
  • Hymn 32 Nsanyukira Nnyo Okuyimba Lyrics
  • OLUYIMBA 402: MUNNAFFE OYO AWUMUDDE Lyrics
  • Hymn 109 Buli Muntu Yenna Awulire Lyrics
  • OLUYIMBA 258: KA NKWAGALE KATONDA;SIYINZA Lyrics
  • OLUYIMBA 291: MWENNA MUSANYUKE LEERO Lyrics
  • OLUYIMBA 267: KATONDA-ONSEMBEZE Lyrics
  • OLUYIMBA 125: YESU-OMUBIRI GWO Y’EMMERE Lyrics
  • OLUYIMBA 253: TWAGALANE;-OKWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 178: NNAATEEKANGA KU YESU OMWANA GW’ENDIGA Lyrics
  • OLUYIMBA 172: OKWAGALA-OKUTAGGWAAWO Lyrics
  • Hymn 131 Ayi Yesu Amaaso Gange Lyrics
  • OLUYIMBA 20: OLUNAKU LWAFE LUNO Lyrics
  • OLUYIMBA 53: YESU OMWANA OW’EKISA Lyrics
  • OLUYIMBA 411: KATONDA Y’AKUUMA ABAANABE Lyrics
  • Hymn 175 Omulokozi Ndimulaba Lyrics
  • OLUYIMBA 213: MMWE-ENSOZI-EMPANVU-ENNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 228: MU NSI Y’OMU GGULU Lyrics
  • Hymn 202 Tunaatera Okutuuka Eka Lyrics
  • OLUYIMBA 312: BWE TUTAMBULIRA AWAMU NE YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 301: KATONDA WANGE BYE NKYAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 351: KATONDA WANJAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 215: OLWAZI KWE YAZIMBA KATONDA-EKKANISA Lyrics
  • OLUYIMBA 223: MMWE MWENNA-ABOOLUGANDA Lyrics
  • Hymn 193 Olwazi Olw’edda N’edda Lyrics
  • Hymn 76 Ggwe Omwana wa Yesu Lyrics
  • Hymn 168 Nga Bayita Amanya Gaffe Lyrics
  • OLUYIMBA 299: YESU WANFIIRIRA MU KWAGALA KWO Lyrics
  • OLUYIMBA 83: YESU AZUUKIDDE OLWA LEERO, ALERUUYA Lyrics
  • Hymn 10 Jjangu Yesu Obe Mu Nze Lyrics
  • OLUYIMBA 287: EKITIIBWA KYO KINENE Lyrics
  • Hymn 59 Yesu Mukama Wange Lyrics
  • OLUYIMBA 361: YESU MUSUMBA WANGE Lyrics
  • Hymn 148 Mukama Onsembeze Gy’oli Lyrics
  • Hymn 149 Oyagala aaobe Wa Yesu? Lyrics
  • OLUYIMBA 293: KAAKANO TWEBAZA Lyrics
  • Hymn 71 Ggwe Omukukristaayo Tunula Lyrics
  • OLUYIMBA 113: MU MIKONOGYO YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 269: OMUYAGA GWALI GUWUUMA Lyrics
  • OLUYIMBA 158: MUKAMA WAFFE-OW’OBULAMU! Lyrics
  • Hymn 1 Gw’oli Mutukuvi Lyrics
  • Hymn 38 Ka Nnyimbe Ku Buyinza Lyrics
  • Hymn 183 Essanyu n’Eddembe Lyrics
  • OLUYIMBA 257: NZE NKUTUNUULIDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 182: YESU,MWANA W’OMUNTU! Lyrics
  • Hymn 115 Njija Ku Musaalaba Lyrics
  • Hymn 233 Nkwagala, Nkwagala Lyrics
  • OLUYIMBA 32: MULOKOZI WAFFE YATUGAMBA Lyrics
  • OLUYIMBA 95: LEERO AZUUKIDDE Lyrics
  • Hymn 42 Omwoyo Owa Katonda Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version