Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA Lyrics

OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA Lyrics

 

OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA
1
EWALA mu Buyudaaya,
Eriyo-olusozi,
Kwe yatufiirira Yesu,
Ye Mukama waffe.

2
Ffe-abantu be tetumanyi
Ennaku bwe zaali,
Ze yalaba ku lw’abantu,
-Omulokozi Yesu.

3
Yafa ffe tufune-eddembe
Atuwe n’obulamu:
Yafa atutuuse-ewuwe
Gy’atudde mu ggulu.

4
Tewali-eyandiyinzizza
Kulokola munne,
Newankubadde ye yekka
Kusinga-omusango.

5
Mukama y’ayinza yekka
Okutuggulira
Oluggi olw’omu ggulu,
N’okutuyingiza.

6
Tusaanidde ffe twagale
Mukama waffe-oyo;
Tweweeyo-okumuweereza
Eyatufiirira

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics
Next: OLUYIMBA 82: EKIBI KIRUWA KYE WALI-OKOZE? Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 180 Waliwo Ensi Ennungi Lyrics
  • OLUYIMBA 341: JJO NE LEERO N’OKUTUUSA Lyrics
  • OLUYIMBA 356: TEMUYONOONANGA Lyrics
  • OLUYIMBA 71: BINKOOYESA-EBIBI BYANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 273: MUKAMA WAFFE-OW’EKISA Lyrics
  • OLUYIMBA 42: LEERO BAMALAYIKA Lyrics
  • Hymn 44 Tewali Wa Mukwano Lyrics
  • Hymn 247 Katumusuute Yesu Lyrics
  • Hymn 137 Kye KIseera Ekirungi Lyrics
  • OLUYIMBA 148: MUMUTENDE YE Lyrics
  • Hymn 245 Emikisa Emingi Lyrics
  • Hymn 122 Newaddeyo Gy’oli Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 48: YE KIGAMBO WA KATONDA Lyrics
  • OLUYIMBA 374: TUTENDE NNYO MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 313: NG’EMPEEWO BW’EWEJJAWEJJA Lyrics
  • About
  • Hymn 20 Mukama Lwe Lwazi Lwaffe Lyrics
  • OLUYIMBA 68: YESU MUKAMA WAFFE Lyrics
  • Hymn 203 Noonya Obubonero Lyrics
  • Hymn 31 Ka Nnyimbe ku Kwagala Lyrics
  • OLUYIMBA 47: KINO KYA KTALO NNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 179: ENNAKU BWE ZIFUMITA Lyrics
  • Hymn 249 Omusalaba Lye Kkubo Lyrics
  • OLUYIMBA 388: ENSI ZONNA ZIYIMBE Lyrics
  • OLUYIMBA 204: JJANGU! KOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 155: YESU,TOTEGEEREKEKA Lyrics
  • OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Lyrics
  • Hymn 177 Bwe Ndimala Omulimu Lyrics
  • OLUYIMBA 116: YESU NAAWE WALI Lyrics
  • OLUYIMBA 88: LEERO LWA SSANYU, NNYO Lyrics
  • Hymn 164 Olunaku Olulungi Lujja Lyrics
  • Hymn 238 Mukama Ali Mu Yekaalu Lyrics
  • Hymn 147 Fuga Obulamu Bwange Lyrics
  • Hymn 29 Ggwe Yesu Omulokozi Lyrics
  • OLUYIMBA 95: LEERO AZUUKIDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 207: MUGENDE MU NSI ZONNA Lyrics
  • OLUYIMBA 376: KATONDA LWE LWAZI LWAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 401: TUTENDEREZA LERO Lyrics
  • OLUYIMBA 359: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 50: LABA OMWANA MU KIRAALO-OMU Lyrics
  • OLUYIMBA 153: ALERUUYA! MUMWEBAZE Lyrics
  • OLUYIMBA 218: YESU,BWE NNAKUSENGA Lyrics
  • Hymn 85 Yesu Atutuusizza Lyrics
  • OLUYIMBA 119: TWATEEKEBWAKO OMUSAALABA Lyrics
  • OLUYIMBA 224: MWENNA MUYIMUKE Lyrics
  • OLUYIMBA 133: NYWEZA-,AYI KATONDA,-EMIKONO Lyrics
  • OLUYIMBA 249: BWE NNALI NGA NEEBAKIDDE DDALA Lyrics
  • OLUYIMBA 299: YESU WANFIIRIRA MU KWAGALA KWO Lyrics
  • Hymn 210 Abakunguzi Banaava Wa? Lyrics
  • OLUYIMBA 85: YESU EYALI MU NVUBA Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version