Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 143 Kitange Nze Nkukowoola Lyrics
1
Kitange, nze nkukowoola, Ggwe Mubeezi wange;
To-nzigyako ku-kuuma kwo, Ne-me okubu-la.
2
(O)mugabi w’okukkiriza, nze nkutunulidde;
E-kirabo kyo- nkyetaaga, we- kitali nfa- nze.
4
Mmanyi nga tondeke kufa, Yogera, omponye;
Ka-kano ka nni-ndirire, O-mwoyo (o)mubee-zi.
5
Ndijjula essanyu lingi, Nga ndab(a) amaaso go;
Mpuliza eki-gambo kyo, Mpee-bwe n’ekisa- kyo.
6
Nzikiriza ddala Yesu, Nga wanfirira nze;
Noo-yiwa omu-saayi gwo, Nso-nyiyibw(e) ebi-bi.