Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 257: NZE NKUTUNUULIDDE Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 257: NZE NKUTUNUULIDDE Lyrics

OLUYIMBA 257: NZE NKUTUNUULIDDE Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 257: NZE NKUTUNUULIDDE Lyrics

 

OLUYIMBA 257: NZE NKUTUNUULIDDE
1
NZE nkutunuulidde
N’amaaso g’omwoyo,
Mulokozi.
Ompulire leero,
Onnaazeko-ebibi,
Ontuule-omwana wo
Omwesigwa.

2
Ekisa kyo kimpe,
Kindeetere-amaanyi
Ag’omwoyo.
Ggwe eyafiirira,
Onjijukizenga
-Ekisa kyo bwe kiri
Ekinkuuma.

3
Bwe mba nkyatambula,
Mu nsi,neetooloddwa
-Ebibi bingi:
Naye ggwe-onsaasire
Mu nzikiza muno:
-Onjakize lwa kisa
Omusana.

4
Era ne bwe ndiba
Nga ntuusiza-okufa,
Tondekanga:
-Onkwatenga mu ngalo,
Nneme-okukankana:
Ontwale ewuwo
Nga ndokose.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 256: AYI YESU-OW’EKISA Lyrics
Next: OLUYIMBA 258: KA NKWAGALE KATONDA;SIYINZA Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 195: OMWOYO OMUTUKUVU Lyrics
  • OLUYIMBA 146: KA TUMUSINZE,KATONDA WAFFE Lyrics
  • Hymn 235 Nsembeza, Nsembeza Lyrics
  • OLUYIMBA 302: EKISA KYO TEKITEGEEREKEKA Lyrics
  • Hymn 182 Mu Nsi Ey’obutangaavu Lyrics
  • Hymn 44 Tewali Wa Mukwano Lyrics
  • OLUYIMBA 213: MMWE-ENSOZI-EMPANVU-ENNYO Lyrics
  • Hymn 244 Ku Lunaku Olw’emirembe Lyrics
  • Hymn 38 Ka Nnyimbe Ku Buyinza Lyrics
  • Hymn 56 Wonya Bonna Lyrics
  • OLUYIMBA 276: AYI KITAFFE-OW’OMU GGULU Lyrics
  • Hymn 66 Zuukuka Ggwe Mwoyo Lyrics
  • Hymn 83 Tuba n’Essanyu mu Mwoyo Lyrics
  • Hymn 198 Waliwo omusaayi Ogw’amaanyi Lyrics
  • OLUYIMBA 96:- OLUNAKU NGA LUKULU, ALERUUYA Lyrics
  • Hymn 41 Omwoyo Omutukuvu Lyrics
  • OLUYIMBA 382: OBUDDE BUZIBYE;YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 117: TUSANYUSE-OKUJJA MU MAASO GO Lyrics
  • OLUYIMBA 336: NGA BEESIIMYE-ABAKWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 45: BAANI ABAYIMBA TOBAWULIRA Lyrics
  • OLUYIMBA 385: OJE,OMWOYO,OMUTUKUVU OMULISE EMITIMA GYAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 244: GGWE OKOOYE-,ONAFUWADDE- Lyrics
  • OLUYIMBA 182: YESU,MWANA W’OMUNTU! Lyrics
  • Hymn 133 BUli Wantu Wonna Lyrics
  • OLUYIMBA 130: YESU WAKATI MU FFE Lyrics
  • OLUYIMBA 338: NALYOKA NE NKUSENGA GGWE Lyrics
  • OLUYIMBA 389: KATONDA BYASIMA YE BIRIKOLERWA DALA Lyrics
  • Hymn 210 Abakunguzi Banaava Wa? Lyrics
  • OLUYIMBA 330: YESU MUKAMA WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 69: KATONDA, BWE BAALUMWA-ENNYO Lyrics
  • Hymn 77 Mwe Abakuumi Ba Sayuuni Lyrics
  • OLUYIMBA 124: KABAKA-OW’EKISA,TUNUULIRA Lyrics
  • Hymn 6 Mwe Amawanga Ag’oku Nsi Lyrics
  • OLUYIMBA 57: OMWANA-E BEESIREKEMU Lyrics
  • Hymn 93 Enjuba y’Omwoyo Gwange Lyrics
  • OLUYIMBA 238: JJANGU MUNNANGE OWULIRE-ENJIRI Lyrics
  • OLUYIMBA 16: GUWEDDEWO OMUSANA Lyrics
  • OLUYIMBA 65: OTUBEERE MMUNYEENYE ENNUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 403: EKIRO-EKYO,EKY’ETTENDO Lyrics
  • OLUYIMBA 308: GGWE KWAGALA KWA KATONDA Lyrics
  • Hymn 100 Yimirira ne Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 364: EDDA BONNA ABALWADDE Lyrics
  • Hymn 204 Okuva Lweyajja Mu Nze Lyrics
  • Hymn 67 Wekuume Bulijjo Lyrics
  • Hymn 165 Yesu Yasuubiza Abaana Be Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • OLUYIMBA 155: YESU,TOTEGEEREKEKA Lyrics
  • OLUYIMBA 334: NAKOLA NNYO NAYE SAAGASIBWA Lyrics
  • OLUYIMBA 319: MU NZIKIZA GGWE-oMUSANA OGWAKA Lyrics
  • Hymn 85 Yesu Atutuusizza Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version