Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 271: KATONDA EYANTONDA NZE Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 271: KATONDA EYANTONDA NZE Lyrics

OLUYIMBA 271: KATONDA EYANTONDA NZE Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 271: KATONDA EYANTONDA NZE Lyrics

 

OLUYIMBA 271: KATONDA EYANTONDA NZE
1
KATONDA eyantonda nze
Mu mubiri-omwangu;
Ndyoke nnyinze-okusobola
-Okutambula wonna;
Singa mbuliddwa-amagezi,
Naye mujjukira
Mu mutima ogw’essanyu
Ng’omwana omuto.

2
Yesu Kabaka, Mukama;
Ompe-ekitala kyo
Ekyangu era ekyogi
Nnwanyise-abalabe;
Ndyoke mbawangule abo,
Era nkuweereze
-Emisana era n’ekiro,
Mbeerenga-omusajja.

3
Omwoyo ogw’amazima
Oguwa-omubiri
-Essanyu mu kifo ky’ennyombo,
-Omusana-omulungi;
Amagezi nga gambuze
Ojje embeerenga;
Ompe ekirabo kino
-Otwale-omwoyo gwange.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 270: YESU KINO KYE NJAGALA Lyrics
Next: OLUYIMBA 272: KITAFFE-ATWAGALA FENNA Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 253: TWAGALANE;-OKWAGALA Lyrics
  • Hymn 240 Katonda Musumba Wange Lyrics
  • Hymn 190 Tubatize Buggya Lyrics
  • OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA Lyrics
  • Hymn 227 Twala Obulamu Bwange Lyrics
  • OLUYIMBA 330: YESU MUKAMA WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 408: MUJJE KU MBAGA Lyrics
  • OLUYIMBA 150: TUKWEYANZA KITAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 254: TEMUSOOKANGA KUNOONYA Lyrics
  • OLUYIMBA 236: OMUZIBE W’AMAASO EDDA Lyrics
  • Terms and Conditions
  • OLUYIMBA 372: KATONDA TUMWEBAZE Lyrics
  • Privacy Policy
  • OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Lyrics
  • Hymn 141 Wansi W’omusalaba Lyrics
  • Hymn 84 Jjukira Olunaku Lyrics
  • About
  • Terms of Service
  • Hymn 22 Tompitako Omulokozi Lyrics
  • OLUYIMBA 23: KATONDA WANGE NKWEBAZA Lyrics
  • Hymn 33 Onsembeze Ayi Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 314: MUJJE MWEKKA KYAMA MUWUMMULE Lyrics
  • Hymn 185 Ggwe Okwagala Okunene Lyrics
  • OLUYIMBA 205: AYI YESU NKWEGAYIRIDDE Lyrics
  • Hymn 26 Katonda Tusiibule Lyrics
  • OLUYIMBA 96:- OLUNAKU NGA LUKULU, ALERUUYA Lyrics
  • OLUYIMBA 31: YESU OMULINDWA, JJANGU! Lyrics
  • Hymn 98 Mujje Eri Yesu Temulwawo Lyrics
  • Hymn 162 Essuubi Lya Ssanyu Lyrics
  • OLUYIMBA 269: OMUYAGA GWALI GUWUUMA Lyrics
  • OLUYIMBA 62: TWEYANZIZA-EKISA KYO Lyrics
  • OLUYIMBA 183: YESU,-OBUYINIKE BWAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 153: ALERUUYA! MUMWEBAZE Lyrics
  • OLUYIMBA 265: YIMIRIRA MU FFE Lyrics
  • Hymn 244 Ku Lunaku Olw’emirembe Lyrics
  • OLUYIMBA 232: OBULAMU BWAFFE BUNO Lyrics
  • OLUYIMBA 407: NDIDAYO MU GULU Lyrics
  • OLUYIMBA 94: ALERUUYA MYIMBE Lyrics
  • OLUYIMBA 325: BULIJJO,BULIJJO Lyrics
  • OLUYIMBA 299: YESU WANFIIRIRA MU KWAGALA KWO Lyrics
  • OLUYIMBA 355: OMUTAMBUZE-OMUTO NZE Lyrics
  • OLUYIMBA 255: MU NSI Y’ABAGENYI Lyrics
  • OLUYIMBA 30: EKIRO KIYISE Lyrics
  • Contact
  • Hymn 140 Mukama Nze Nnina Ebibi Lyrics
  • Hymn 39 Emikisa Gyo Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 44: OWANGE MUNNANGE, JJUKIRA,JJUKIRA Lyrics
  • OLUYIMBA 333: OMUKWANO GWA YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 206: KU LWANGE NE KU LW’ENJIRI Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version