Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 202: MUKAMA TWAGALA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 202: MUKAMA TWAGALA Lyrics

OLUYIMBA 202: MUKAMA TWAGALA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 202: MUKAMA TWAGALA Lyrics

 

OLUYIMBA 202: MUKAMA TWAGALA
1
MUKAMA twagala,
Ekifo mw’obeera,
Kye kitusanyusa
Okukijjukira.

2
Ye nnyumba yo ddala
Mwe tukumgaanira,
-Otusembeze gy’oli
Abazze-okusaba

3
Gye babatiriza
Abava mu kibi;
Wonna watukuvu,
Kye kifo-ekirungi.

4
We wali-emmeeza yo,
Gye tulira naawe
N’owa-abakwagala
-Emmere y’obulamu.

5
Bwe batubuulira
Ebyawandiikibwa;
Ennaku ziggwaawo,
Tubeera n’essanyu.

6
Ennyimba-entukuvu
ziwoomesa-ennaku;
Ziyimusa-emyoyo,
Tubeera n’amaanyi.

7
Otuwe-ekisa kyo
-Okukwagala mu nsi,
Era ne mu ggulu
Okukusuutanga

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 201: GGWE MUKULU WEKKA Lyrics
Next: OLUYIMBA 203: ENDAGAANO-ENTUKUVU Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 51 Ggwe Yesu Oli Wange Lyrics
  • OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO Lyrics
  • Hymn 29 Ggwe Yesu Omulokozi Lyrics
  • Hymn 203 Noonya Obubonero Lyrics
  • OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics
  • OLUYIMBA 332: NNINA-OMUKWANO GWANGE,YE Lyrics
  • OLUYIMBA 46: EKIRO KYA SSEKUKKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 221: BALWANYI BA YESU MWESIBE-ENKOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 253: TWAGALANE;-OKWAGALA Lyrics
  • Hymn 169 Yesu Alikungaanya Abantu Lyrics
  • OLUYIMBA 179: ENNAKU BWE ZIFUMITA Lyrics
  • Hymn 115 Njija Ku Musaalaba Lyrics
  • OLUYIMBA 148: MUMUTENDE YE Lyrics
  • Hymn 95 Bye Tukuwa Biva Gy’oli Lyrics
  • OLUYIMBA 141: EGGULU LIKUSINZA Lyrics
  • OLUYIMBA 194: YESU EKISA KYO-EKINGI Lyrics
  • OLUYIMBA 372: KATONDA TUMWEBAZE Lyrics
  • OLUYIMBA 127: GGWE-OMWOYO GWANGE,WEEYONJE Lyrics
  • Hymn 90 Omukemi Ya’ngamba Lyrics
  • OLUYIMBA 121: ALIJJA:ESSUBI ERYO Lyrics
  • Hymn 217 Tunula Obe Mulamu Lyrics
  • OLUYIMBA 323: OMUTAMBUZE NG’AKOOYE Lyrics
  • OLUYIMBA 68: YESU MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 399: MMWE-ABANTU MU MUMUWULIRE Lyrics
  • Hymn 157 Kabaka Ali Ku Luggi Lyrics
  • Hymn 56 Wonya Bonna Lyrics
  • Hymn 112 Ggwe Okkoye Onafuwadde Lyrics
  • OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA Lyrics
  • OLUYIMBA 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI Lyrics
  • OLUYIMBA 142: ENKYA BWE NZUUKUKA Lyrics
  • OLUYIMBA 295: MUKAMA BWE YAMGGAMBA NTI Lyrics
  • Hymn 12 Twebaza Ggwe Omuva Byonna Lyrics
  • Hymn 23 Yesu Gw’oli Ssanyu Lyaffe Lyrics
  • Hymn 88 Webale Okutukuuma Lyrics
  • OLUYIMBA 146: KA TUMUSINZE,KATONDA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 396: BERA,MUKAMA,MUNDA YANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Lyrics
  • Hymn 188 Abeebakira Mu Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 39: MU KUJAGUZA OKUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 122: ENJALA N’ENNYONTA Lyrics
  • Hymn 154 Netaaga Omulokozi Lyrics
  • Hymn 94 Ennimiro Zo Zengedde Lyrics
  • Hymn 28 Twalanga Erinnya lya Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Lyrics
  • OLUYIMBA 130: YESU WAKATI MU FFE Lyrics
  • Hymn 145 Twala Ensi, Ompe Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 287: EKITIIBWA KYO KINENE Lyrics
  • OLUYIMBA 252: MMWE MWENNA ABANOONYA-OKUTUUKA MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 370: MU BUYINIKE-OBUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 24: OMUKISA GWA KITAFFE Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version