Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI Lyrics

OLUYIMBA 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI Lyrics

 

OLUYIMBA 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI
1
KABAKA w’eggulu n’ensi
Tukuwe-ekitiibwa kingi,
Tusuuta n’essanyu lingi
Ggwe-Omugabi.

2
Olw’obulamu n’essanyu
N’emirembe gyaffe gyonna,
Leero twebaza nnyo nnyini
Ggwe-Omugabi.

3
Omwaka ggwe ogwengeza
Ne byonna-ebitusanyusa
Emmere n’eby’okwambala
Ggwe-obigaba.

4
Omwana wo omu yekka
Tewamugaana na kufa
Ku lwaffe abatasaana,
Abajeemu

5
Olw’emyoyo-emirokole,
Olw’ebibi-ebisonyiwe;
Tulikusasula tutya?
Ggwe-Omugabi.

6
Ebbanja lyaffe teriggwa;
Naye bye tukuleetedde
Biva kw’ebyo by’otwazika,
Tobinyooma.

7
Otufukeko-Omwoyo wo
Okutuyinzisa leero
Mu ntalo zaffe,tugobe
Omulabe.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 370: MU BUYINIKE-OBUNGI Lyrics
Next: OLUYIMBA 372: KATONDA TUMWEBAZE Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA Lyrics
  • OLUYIMBA 339: KATONDA MUSUMBA WANGE Lyrics
  • Hymn 191 Ka Mpummulirenga Wano Lyrics
  • Hymn 147 Fuga Obulamu Bwange Lyrics
  • Hymn 113 Waliwo Ensulo Ey’omusaayi Lyrics
  • OLUYIMBA 150: TUKWEYANZA KITAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 128: GGWE-EMMERE Y’OBUGENYI Lyrics
  • Hymn 46 Bwe Ntuula Awali Ebigere Lyrics
  • Hymn 104 Yesu Wange Ya’ngamba Lyrics
  • Hymn 35 Nsanyuka Okuyimba Lyrics
  • OLUYIMBA 16: GUWEDDEWO OMUSANA Lyrics
  • Hymn 87 Nga Kya Ssanyu ku Sabbiiti Lyrics
  • Hymn 180 Waliwo Ensi Ennungi Lyrics
  • OLUYIMBA 127: GGWE-OMWOYO GWANGE,WEEYONJE Lyrics
  • Hymn 158 Kiseera Ki Ekisigadde? Lyrics
  • OLUYIMBA 274: SIYINZA,AYI-OMULOKOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 357: TULEETA EBIRABO Lyrics
  • OLUYIMBA 314: MUJJE MWEKKA KYAMA MUWUMMULE Lyrics
  • OLUYIMBA 245: MUJJE MWENNA,MUJJE GYE NDI Lyrics
  • Hymn 13 Yesu Wasuubiza Lyrics
  • OLUYIMBA 289: YESU YAJJA ALOKOLE Lyrics
  • OLUYIMBA 160: YESU YE YAVA MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 137: ABANTU BONNA AB’ENSI Lyrics
  • Hymn 97 Nwaayo Obulamu Lyrics
  • OLUYIMBA 69: KATONDA, BWE BAALUMWA-ENNYO Lyrics
  • Hymn 109 Buli Muntu Yenna Awulire Lyrics
  • OLUYIMBA 221: BALWANYI BA YESU MWESIBE-ENKOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 14: KAAKANO BULI KINTU Lyrics
  • OLUYIMBA 186: OMUSAAYI-OGW’ENSOLO Lyrics
  • OLUYIMBA 31: YESU OMULINDWA, JJANGU! Lyrics
  • OLUYIMBA 380: BEWAAYO-ABAANA BEEBAZIBWA Lyrics
  • OLUYIMBA 92: YESU OMULOKOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 213: MMWE-ENSOZI-EMPANVU-ENNYO Lyrics
  • Hymn 246 Tambulira Mu Musana Lyrics
  • OLUYIMBA 153: ALERUUYA! MUMWEBAZE Lyrics
  • Privacy Policy
  • OLUYIMBA 365: EDDA MU NSI ABAYUDAAYA Lyrics
  • Hymn 247 Katumusuute Yesu Lyrics
  • Hymn 132 Mukama Ye Musumba Lyrics
  • OLUYIMBA 401: TUTENDEREZA LERO Lyrics
  • Hymn 39 Emikisa Gyo Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 330: YESU MUKAMA WANGE Lyrics
  • Hymn 245 Emikisa Emingi Lyrics
  • Hymn 127 Bwenfuna Eddembe Lyrics
  • OLUYIMBA 191: MWENNA MUSANYUKE Lyrics
  • OLUYIMBA 72: TULI BOONOONYI DDALA Lyrics
  • Hymn 82 Olunaku Olw’essanyu Lyrics
  • Hymn 64 Laya Eng’ma Omukuumi Lyrics
  • Hymn 79 Mpa Okukkiriza Okunene Lyrics
  • OLUYIMBA 211: KATONDA WAFFE,WA KISA, WA MAANYI Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version