Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 28: YESU ALIJJA N’EBIRE Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 28: YESU ALIJJA N’EBIRE Lyrics

OLUYIMBA 28: YESU ALIJJA N’EBIRE Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 28: YESU ALIJJA N’EBIRE Lyrics

 

OLUYIMBA 28: YESU ALIJJA N’EBIRE
1
YESU alijja n’ebire
Eyafiirira-abanyu;
Abatukuvu be bangi
Wamu naye bayimba,
Aleruuya!
Ajja wansi-okufuga.

2
Bonna baliraba Yesu
Ng’ali mu kitiibwa kye:
N’abo-abaamuyigganya
N’abo-abaamufumita
Balikaaba,
Yesu bw’alirabika.

3
Wansi ne waggulu wonna
N’ebirimu biriggwaawo-:
Abaamulyamu olukwe
Baliwulira Yesu
Bw’alisala,
Gubasinze,muveewo.

4
Abeegendereza bonna
Abamulindirira
Balitwalibwa mu bbanga,
Balisangayo Yesu.
Eyeewayo,
Okuleeta-obulamu.

5 Bonna bonna bakusinza
Yesu, mu kitiibwa kyo;
Jjangu,Mulokozi waffe
Olye-Obwakabaka bwo
Tukusuute;
Jjangu,Mukama waffe.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 279: MUKAMA GGWE NGABO YAFFE Lyrics
Next: OLUYIMBA 280: AYI KATONDA WAFFE Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 42 Omwoyo Owa Katonda Lyrics
  • OLUYIMBA 165: ERINNYA LYA YESU DDUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics
  • OLUYIMBA 408: MUJJE KU MBAGA Lyrics
  • Hymn 212 Engoye Enjeru Lyrics
  • Hymn 132 Mukama Ye Musumba Lyrics
  • Hymn 245 Emikisa Emingi Lyrics
  • Hymn 102 Yesu Ali Ku Luggi Lyrics
  • OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics
  • OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA Lyrics
  • OLUYIMBA 283: ONNUMIRIZE OLW’EBIBI Lyrics
  • OLUYIMBA 375: TUSIGA-ENSIGO-ENNUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 346: AWO-YESU BWE YATAMBULA Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • OLUYIMBA 339: KATONDA MUSUMBA WANGE Lyrics
  • Hymn 48 Nkwagala Ggwe Ayi Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 28: YESU ALIJJA N’EBIRE Lyrics
  • Hymn 3 Aweebwe Ekitiibwa Lyrics
  • OLUYIMBA 224: MWENNA MUYIMUKE Lyrics
  • OLUYIMBA 120: KATONDA WANGE NKUWADDE Lyrics
  • OLUYIMBA 273: MUKAMA WAFFE-OW’EKISA Lyrics
  • OLUYIMBA 211: KATONDA WAFFE,WA KISA, WA MAANYI Lyrics
  • OLUYIMBA 118: TWALA-OBULAMU BWANGE Lyrics
  • Hymn 90 Omukemi Ya’ngamba Lyrics
  • Hymn 83 Tuba n’Essanyu mu Mwoyo Lyrics
  • Hymn 136 Kwata Omukono Gwange Lyrics
  • OLUYIMBA 202: MUKAMA TWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 82: EKIBI KIRUWA KYE WALI-OKOZE? Lyrics
  • OLUYIMBA 333: OMUKWANO GWA YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 173: OMUZIRA WAFFE,OMWANA W’OMUNTU Lyrics
  • Hymn 206 Baibuli Ebikukkulirwe Ensi Lyrics
  • OLUYIMBA 285: GGWE-OMANYI YESU OBUKOOWU BWAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 409: AMAKA AMATUKUVU Lyrics
  • Hymn 156 Katonda Omutukuvu Lyrics
  • Hymn 167 Yesu Mukama Omulokozi Lyrics
  • Hymn 184 Okwagala Mu Maka Lyrics
  • Hymn 89 Yesu Mukama Wulira Lyrics
  • OLUYIMBA 46: EKIRO KYA SSEKUKKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 168: YESU ALIFUGA WONNA Lyrics
  • OLUYIMBA 368: AMAZE-OMULIMU GWE Lyrics
  • OLUYIMBA 323: OMUTAMBUZE NG’AKOOYE Lyrics
  • OLUYIMBA 215: OLWAZI KWE YAZIMBA KATONDA-EKKANISA Lyrics
  • OLUYIMBA 54: NSANYUKIRA OLUYIMBA Lyrics
  • OLUYIMBA 257: NZE NKUTUNUULIDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 377: KATONDA OW’OKWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 332: NNINA-OMUKWANO GWANGE,YE Lyrics
  • Hymn 86 Twaniriza Sabbiiti Lyrics
  • Hymn 225 Lya Kitibwa Erinya Lyo Lyrics
  • OLUYIMBA 93: KABAKA MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 214: MUWULIRE MMWE-ABANTU BE Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version