Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Lyrics

OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Lyrics

 

OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA
1
-ABASUMBA baali bakuuma,
-Endiga zaabwe-ekiro,
Malayika n’akka ku nsi
N’eyakaayakana.

2
Mmwe-abasumba temwekanga
Ndeese-amawulire
-Ag’essanyu lingi nnyo nnyini
Eri-abantu bonna.

3
Leero mu kyalo kya Dawudi
Era mu kika kye,
Muzaaliddwa-Omulokozi,
Yesu lye linnya lye.

4
Omwana munaamulaba
Ng’azazikiddwa-eri
Ng’abikkiddwa mu bugoye
Mu kiraalo ky’ente.

5
Amangu ne walabika,
Mu ggulu ne ku nsi,
Eggye-erya bamalayika
Ne bayimba bati:

6
Katonda -aweebwe-ekitiibwa

Mu ggulu ne mu nsi:

-Emirembe gibe mu bantu

Bonna-abasiimibwa.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 379: KATONDA ABEERENGA NAAWE Lyrics
Next: OLUYIMBA 380: BEWAAYO-ABAANA BEEBAZIBWA Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 307: YESU,SIKYALI KU BWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 412: YIMBA GGWE MWOYO GWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 13: MUSANA MULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 333: OMUKWANO GWA YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 402: MUNNAFFE OYO AWUMUDDE Lyrics
  • Hymn 41 Omwoyo Omutukuvu Lyrics
  • Hymn 169 Yesu Alikungaanya Abantu Lyrics
  • OLUYIMBA 276: AYI KITAFFE-OW’OMU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 361: YESU MUSUMBA WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 28: YESU ALIJJA N’EBIRE Lyrics
  • OLUYIMBA 228: MU NSI Y’OMU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 349: GGWE MUSUMBA-OMULUNGI Lyrics
  • Hymn 174 Tetumanyi Ssaawa Lw’alijja Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • Hymn 28 Twalanga Erinnya lya Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 407: NDIDAYO MU GULU Lyrics
  • Hymn 156 Katonda Omutukuvu Lyrics
  • Hymn 183 Essanyu n’Eddembe Lyrics
  • Hymn 134 Waayo Ekiseera Lyrics
  • OLUYIMBA 112: AYI KITAFFE ATWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 139: BAMALAYIKA BAYIMBA Lyrics
  • OLUYIMBA 365: EDDA MU NSI ABAYUDAAYA Lyrics
  • Hymn 18 Omulokozi ng’Omusumba Lyrics
  • OLUYIMBA 121: ALIJJA:ESSUBI ERYO Lyrics
  • OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics
  • OLUYIMBA 277: OTUKULEMBERE,MUSUMBA WAFFE Lyrics
  • Hymn 240 Katonda Musumba Wange Lyrics
  • OLUYIMBA 372: KATONDA TUMWEBAZE Lyrics
  • OLUYIMBA 259: MU BIRO-EBY’ENNAKU Lyrics
  • OLUYIMBA 30: EKIRO KIYISE Lyrics
  • OLUYIMBA 60: YESU NGA BWE YAZAALIBWA Lyrics
  • OLUYIMBA 299: YESU WANFIIRIRA MU KWAGALA KWO Lyrics
  • Hymn 24 Erinnya Lya Yesu Ddungi Lyrics
  • OLUYIMBA 175: YESU,SSANYU LYANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 179: ENNAKU BWE ZIFUMITA Lyrics
  • OLUYIMBA 406: WAALIWO EDDA OMUWALA Lyrics
  • OLUYIMBA 97: TUSINZA NNYO ERINNYA LYO Lyrics
  • Hymn 96 Kiki Ekintukuza? Lyrics
  • OLUYIMBA 171: OMUSUMBA WANGE MUKAMA Lyrics
  • Hymn 117 Wanaazibwa Mu Musaayi? Lyrics
  • Hymn 10 Jjangu Yesu Obe Mu Nze Lyrics
  • Hymn 32 Nsanyukira Nnyo Okuyimba Lyrics
  • Hymn 77 Mwe Abakuumi Ba Sayuuni Lyrics
  • Hymn 138 Nnakugoberera Yesu Lyrics
  • Hymn 180 Waliwo Ensi Ennungi Lyrics
  • OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE Lyrics
  • OLUYIMBA 185: ETTENDO LINGI MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 343: NSANYUKIRA EKIGAMBO KINO Lyrics
  • OLUYIMBA 251: YIMUKA! OJJE-ERI YESU Lyrics
  • Hymn 163 Oba Ekiseera Kirituuka Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version