Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE Lyrics

OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE Lyrics

 

OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE
1
OBUDDE buzibye
Enjuba-egenze
Enzikiza-ekwata
Mu bbanga ly’ensi.

2
Buli nsolo yonna,
Era n’ennyonyi,
Byonna biwummula
Byebaka-otulo.

3
Ayi Mukama waffe,
Ontunuulire,
Kaakano nkusaba,
Ompe-ekisa kyo.

4
Ebyonoono byange,
Binkwasa-ensonyi;
Naye-olw’ekisa kyo,
Tongoba w’oli.

5
Bwe neebaka-otulo,
Mu kiro kino;
Bamalayika bo
Bajje bankuume.

6
Ate bwe bunaakya,
Nga ngolokose,
Mbeere mu maaso go
Omulongoofu.

7
Nsabira-abalwadde,
Ne bannamwandu;
Obawe-omutima
Ogukwesiga.

8
Oweebwe-ekitiibwa
Gwe-eyatonda-ensi;
Ogulumizibwe,
Gwe-eyazuukira.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 149: OKWOLESEBWA KULUNGI Lyrics
Next: OLUYIMBA 150: TUKWEYANZA KITAFFE Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 405: EKISA KYA YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 77: BWE NDOWOOZA-OMUSAALABA Lyrics
  • Hymn 246 Tambulira Mu Musana Lyrics
  • OLUYIMBA 200: NZE NZIKIRIZA DDALA Lyrics
  • Hymn 83 Tuba n’Essanyu mu Mwoyo Lyrics
  • Hymn 145 Twala Ensi, Ompe Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 215: OLWAZI KWE YAZIMBA KATONDA-EKKANISA Lyrics
  • OLUYIMBA 246: MUJJE MWENNA ABAKOOYE Lyrics
  • Hymn 223 Mukama Omuyaga Mungi Lyrics
  • Hymn 97 Nwaayo Obulamu Lyrics
  • OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Lyrics
  • OLUYIMBA 368: AMAZE-OMULIMU GWE Lyrics
  • OLUYIMBA 388: ENSI ZONNA ZIYIMBE Lyrics
  • Hymn 90 Omukemi Ya’ngamba Lyrics
  • Hymn 116 Mukama Kino Kyensaba Lyrics
  • OLUYIMBA 249: BWE NNALI NGA NEEBAKIDDE DDALA Lyrics
  • Hymn 39 Emikisa Gyo Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 33: LABA,ANAAWASA-OMUGOLE EKIRO AJJA Lyrics
  • Hymn 224 Obwesigwa Bwo Bungi Lyrics
  • OLUYIMBA 229: WALIWO-ENSI ESINGA-ENO Lyrics
  • Hymn 67 Wekuume Bulijjo Lyrics
  • Hymn 79 Mpa Okukkiriza Okunene Lyrics
  • OLUYIMBA 244: GGWE OKOOYE-,ONAFUWADDE- Lyrics
  • OLUYIMBA 154: ESSANYU-ERINGI-ERITAKOMEZEKA Lyrics
  • OLUYIMBA 309: TWETAAGA YESU: YESU,SO SI MULALA Lyrics
  • Hymn 189 Olw’ekisa Kyo Nnengera Lyrics
  • OLUYIMBA 122: ENJALA N’ENNYONTA Lyrics
  • OLUYIMBA 13: MUSANA MULUNGI Lyrics
  • Hymn 162 Essuubi Lya Ssanyu Lyrics
  • Hymn 187 Tetulyawukana Lyrics
  • Hymn 10 Jjangu Yesu Obe Mu Nze Lyrics
  • Hymn 62 Nkwesiga Yesu Mukama Lyrics
  • Hymn 152 Ka Nkusemberere Lyrics
  • OLUYIMBA 2: YESU MUKAMA W’EGGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 183: YESU,-OBUYINIKE BWAFFE Lyrics
  • Hymn 131 Ayi Yesu Amaaso Gange Lyrics
  • Hymn 217 Tunula Obe Mulamu Lyrics
  • Hymn 193 Olwazi Olw’edda N’edda Lyrics
  • Hymn 140 Mukama Nze Nnina Ebibi Lyrics
  • Hymn 114 Mukama Netaaga Okuba Lyrics
  • Hymn 47 Balina Omukisa Lyrics
  • OLUYIMBA 222: MULWANYI WA YESU OLINA-ENNAKU Lyrics
  • Hymn 194 Wulira Omusumba Lyrics
  • Hymn 20 Mukama Lwe Lwazi Lwaffe Lyrics
  • Hymn 192 Mmenyera Omugaati Lyrics
  • Hymn 218 Nnyigiriza Okutuuka Lyrics
  • OLUYIMBA 85: YESU EYALI MU NVUBA Lyrics
  • Hymn 80 Tuwe Omuliro Ogwo Lyrics
  • OLUYIMBA 83: YESU AZUUKIDDE OLWA LEERO, ALERUUYA Lyrics
  • OLUYIMBA 288: ABAALUMWA-EMISOTA-ABAYISIRAYIRI Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version