Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 67: ABANTU ABAABEERANGA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 67: ABANTU ABAABEERANGA Lyrics

OLUYIMBA 67: ABANTU ABAABEERANGA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 67: ABANTU ABAABEERANGA Lyrics

 

OLUYIMBA 67: ABANTU ABAABEERANGA
1
ABANTU abaabeeranga
Mu nzikiza y’ensi
Omusana gubaakidde
Okugoba-okufa.

2
Watutikkula-emigugu
N’omenya-omujoozi,
Nga bwe wakola-omulabe,
Ku lwa Midiyaani.

3
Anaayitibwanga-erinnya
Kabaka-ow’amaanyi,
Kabaka ow’emirembe,
Katonda-omwagalwa,

4
Jjangu Enjuba-Entukuvu
Mulisa-ensi zonna;
Bonna bajjule-essanyu lyo;
Mu mitima gyabwe.

5
Omwana atuzaaliddwa
-Omwana-atuweereddwa;
-Obuyinza bwe bulifuga,
Mu ggulu ne mu nsi.

6
Buyinza bwe bulibuna
Mu mawanga gonna;
N’ensala ze ez’ensonga,
Za mirembe gyonna.

7
Kale Yesu,jjangu leero
Wamu ne Kitaffe;
N’Omwoyo Omutukuvu
Tufugire ddala

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 66: LABA-EMMUNYEENYE-ENNUNGI-ENNYO Lyrics
Next: OLUYIMBA 68: YESU MUKAMA WAFFE Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 159 Kya Ssanyu Omutambuze Lyrics
  • OLUYIMBA 385: OJE,OMWOYO,OMUTUKUVU OMULISE EMITIMA GYAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 366: OBUDDE BWE BWAWUNGEERA Lyrics
  • Hymn 217 Tunula Obe Mulamu Lyrics
  • OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics
  • OLUYIMBA 397: LEERO KA NNEESIBIRIRE Lyrics
  • OLUYIMBA 245: MUJJE MWENNA,MUJJE GYE NDI Lyrics
  • OLUYIMBA 268: YESU EYASOOKA Lyrics
  • Hymn 175 Omulokozi Ndimulaba Lyrics
  • OLUYIMBA 123: MUJJE MUWEEBWE EKIJUKIZO Lyrics
  • Hymn 102 Yesu Ali Ku Luggi Lyrics
  • OLUYIMBA 354: OMUTAMBUZE NZE Lyrics
  • Hymn 83 Tuba n’Essanyu mu Mwoyo Lyrics
  • Hymn 155 Mu Lugendo Lwange Lyrics
  • Hymn 207 Okumpi Ne Katonda Lyrics
  • Hymn 179 Nga Tumaze Omulimu Lyrics
  • Hymn 103 Yesu Atuyita N’ekisa Ekingi Lyrics
  • OLUYIMBA 19: MULOKOZI WAFFE GWE TWAGALA Lyrics
  • Hymn 89 Yesu Mukama Wulira Lyrics
  • OLUYIMBA 303: SIRIIKO KYE MPOZA,YESU Lyrics
  • Hymn 2 Ka Tukusuute Lyrics
  • Hymn 117 Wanaazibwa Mu Musaayi? Lyrics
  • OLUYIMBA 231: AWAMU NE YESU,EMIREMBE GYONNA Lyrics
  • Hymn 78 Olijja Ddi Mukama? Lyrics
  • OLUYIMBA 50: LABA OMWANA MU KIRAALO-OMU Lyrics
  • Hymn 167 Yesu Mukama Omulokozi Lyrics
  • Hymn 171 Ekiseera Ky’omusango Lyrics
  • Hymn 216 Muzaalibwe Buggya Lyrics
  • OLUYIMBA 46: EKIRO KYA SSEKUKKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 151: TUMUYIMBIRE MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 377: KATONDA OW’OKWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 337: YESU MUKAMA OMULOKOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 61: AYI KITANGE,NKWESIGA Lyrics
  • OLUYIMBA 348: EKIRO NGA NEEBASE Lyrics
  • OLUYIMBA 305: NEEWAAYO MU MIKONO Lyrics
  • Hymn 125 Kabaka We Ggulu Lyrics
  • Hymn 104 Yesu Wange Ya’ngamba Lyrics
  • Hymn 37 Okwagala Kwo Gwe Lyrics
  • OLUYIMBA 207: MUGENDE MU NSI ZONNA Lyrics
  • OLUYIMBA 294: EKISA KYA YESU Lyrics
  • Hymn 41 Omwoyo Omutukuvu Lyrics
  • OLUYIMBA 204: JJANGU! KOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 146: KA TUMUSINZE,KATONDA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 214: MUWULIRE MMWE-ABANTU BE Lyrics
  • Hymn 21 Yesu Tuzze Eri Ggwe Lyrics
  • Hymn 30 Yesu Gwe Eyanjagala Lyrics
  • OLUYIMBA 17: NGA TEBUNNABA KUZIBA Lyrics
  • OLUYIMBA 30: EKIRO KIYISE Lyrics
  • OLUYIMBA 55: LABA -OMWANA AZAALIDWA Lyrics
  • Hymn 16 Nkwetaaga Ayi Mukama Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version