Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO Lyrics

OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO Lyrics

 

OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO
1
Simanyi binabaawo,
Katonda abinkweka
Ennaku ze ndiraba-edda
Ankweka lwa kisa;
N’essanyu ly’atusuubiza
Lye lituwoomera

Ng’enda gy’antwala yonna
Mwesiga bwesizi!
Sibuusabuusa so sitya;
Kubanga ye amanyi.

2
Obutamanya obwo
Bwe nsinga okwagala;
Ankute n’omukono gwe
Yesu-annywezeza
Ampummuza buwummuza,
Kubanga mwesiga.

Ng’enda gy’antwala yonna
Mwesiga bwesizi!
Sibuusabuusa so sitya;
Kubanga ye amanyi.

3
Ka ntambule ne Yesu
Yonna gy’aba-antwala
Awali ye mu nzikiza
Nyinza okulaba
Era muzibe-amwesiga
Tayinza kubula.

Ng’enda gy’antwala yonna
Mwesiga bwesizi!
Sibuusabuusa so sitya;
Kubanga ye amanyi.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 391: OBUDDE NGA BUYITA Lyrics
Next: OLUYIMBA 393: MU MYAKA SI MINGI Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 140: EBINTU-EBIRUNGI N’EBINTU-EBIKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 359: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 147: MUKAMA OMUYINZA WA BYONNA,OMUTONZI Lyrics
  • OLUYIMBA 254: TEMUSOOKANGA KUNOONYA Lyrics
  • Hymn 222 Ka Ng’ambe Yesu Lyrics
  • Hymn 81 Ennaku Endala Ziwedde Lyrics
  • Hymn 194 Wulira Omusumba Lyrics
  • OLUYIMBA 183: YESU,-OBUYINIKE BWAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 125: YESU-OMUBIRI GWO Y’EMMERE Lyrics
  • Hymn 8 Okukaaba Kwange Owulire Lyrics
  • OLUYIMBA 199: TUKWEBAZA KITAFFE Lyrics
  • Hymn 48 Nkwagala Ggwe Ayi Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 380: BEWAAYO-ABAANA BEEBAZIBWA Lyrics
  • OLUYIMBA 22: AYI KITAFFE OMUTONZI Lyrics
  • Hymn 102 Yesu Ali Ku Luggi Lyrics
  • Hymn 207 Okumpi Ne Katonda Lyrics
  • Hymn 7 Mukama Gwe Ekifo Kyaffe Lyrics
  • Hymn 42 Omwoyo Owa Katonda Lyrics
  • Hymn 161 Laya Eng’oma, Tegeeza Lyrics
  • Hymn 49 Nzuddeyo Ow’omukwano Lyrics
  • OLUYIMBA 397: LEERO KA NNEESIBIRIRE Lyrics
  • Hymn 26 Katonda Tusiibule Lyrics
  • Hymn 224 Obwesigwa Bwo Bungi Lyrics
  • Hymn 149 Oyagala aaobe Wa Yesu? Lyrics
  • OLUYIMBA 374: TUTENDE NNYO MUKAMA Lyrics
  • Hymn 210 Abakunguzi Banaava Wa? Lyrics
  • Hymn 139 Omununuzi Wange Lyrics
  • Hymn 118 Nakyama Okuva ku Yesu Lyrics
  • Hymn 230 Yogera Nange Yesu Lyrics
  • About
  • OLUYIMBA 250: TEWALI MU NSI MUNO MULONGOOFU Lyrics
  • OLUYIMBA 212: BULIJJO TUMUSUUTENGA Lyrics
  • Hymn 195 Omusingi Gw’ekkanisa Lyrics
  • OLUYIMBA 192: GGWE-EKKUBO LYAFFE,-ERA MU GGWE Lyrics
  • Hymn 228 Anoonya N’ekisa Lyrics
  • OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! Lyrics
  • OLUYIMBA 161: LABA OMWANA-OMUTO Lyrics
  • OLUYIMBA 396: BERA,MUKAMA,MUNDA YANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 334: NAKOLA NNYO NAYE SAAGASIBWA Lyrics
  • Hymn 77 Mwe Abakuumi Ba Sayuuni Lyrics
  • Hymn 69 Essuubi Lyange Lizimbiddwa Lyrics
  • OLUYIMBA 178: NNAATEEKANGA KU YESU OMWANA GW’ENDIGA Lyrics
  • OLUYIMBA 229: WALIWO-ENSI ESINGA-ENO Lyrics
  • OLUYIMBA 274: SIYINZA,AYI-OMULOKOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 214: MUWULIRE MMWE-ABANTU BE Lyrics
  • OLUYIMBA 293: KAAKANO TWEBAZA Lyrics
  • OLUYIMBA 88: LEERO LWA SSANYU, NNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 292: KATONDA TUKUTENDA GGWE Lyrics
  • OLUYIMBA 230: SAAYUUNI MU GGULU Lyrics
  • Hymn 173 Tetumanyi Ssaawa Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version