Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 334: NAKOLA NNYO NAYE SAAGASIBWA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 334: NAKOLA NNYO NAYE SAAGASIBWA Lyrics

OLUYIMBA 334: NAKOLA NNYO NAYE SAAGASIBWA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 334: NAKOLA NNYO NAYE SAAGASIBWA Lyrics

 

OLUYIMBA 334: NAKOLA NNYO NAYE SAAGASIBWA
1
NAKOLA nnyo naye saagasibwa;
Nafuba nnyo naye saawummula;
Yesu kaakano-ampadde-ekisa kye.
Ampummuzizza mu mikono gye.
Gy’ali gye njagala-okutuuka-eyo
Nze ndi wuwe naye wange ddala.

2
Byonna birungi ye by’ampeereza,
Newankubadde sibisaanira;
Bw’abeera nange nfuuse-omugagga,
Bw’atabaawo mba mwavu lunkupe.
Mukama jjo ne leero-aba bumu
Nze ndi wuwe naye wange ddala.

3
Gy’oli-okufuukafuuka tewali,
Newankubadde-ekisiikirize
Eky’okukyauka; mu kizikiza
Ggwe-omulisa-abantu mu nsi zonna.
Nze siwaba,bonna nga bandeka;
Nze siwaba,bonna nga bandeka;
Nze ndi wuwe naye wange ddala.

4
Mu nsi ntegeerako ekitundu
-Eky’ekisa kye-ekitakomezeka,
Bw’alintwala ewuwe ndyesiima
Okumusinza n’essanyu lingi,
Naabuuliranga n’obugumu nti:
Nze ndi wuwe naye wange ddala.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 333: OMUKWANO GWA YESU Lyrics
Next: OLUYIMBA 335: YESU BYONNA ABIMANYI Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 245: MUJJE MWENNA,MUJJE GYE NDI Lyrics
  • OLUYIMBA 82: EKIBI KIRUWA KYE WALI-OKOZE? Lyrics
  • OLUYIMBA 186: OMUSAAYI-OGW’ENSOLO Lyrics
  • OLUYIMBA 265: YIMIRIRA MU FFE Lyrics
  • OLUYIMBA 268: YESU EYASOOKA Lyrics
  • Hymn 17 Sinze Naye Kristo Lyrics
  • Hymn 4 Tusinza Nnyo Erinnya Lye Lyrics
  • Hymn 129 Kirungi Okwesiga Yesu Lyrics
  • Hymn 66 Zuukuka Ggwe Mwoyo Lyrics
  • Hymn 156 Katonda Omutukuvu Lyrics
  • Hymn 217 Tunula Obe Mulamu Lyrics
  • OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics
  • OLUYIMBA 381: AYI KATONDA OGIKUUME Lyrics
  • OLUYIMBA 134: MUJJE, NGA MWETEREEREKA Lyrics
  • OLUYIMBA 209: OBWAKABAKA BWO BUJJE Lyrics
  • Hymn 198 Waliwo omusaayi Ogw’amaanyi Lyrics
  • Hymn 102 Yesu Ali Ku Luggi Lyrics
  • Hymn 97 Nwaayo Obulamu Lyrics
  • OLUYIMBA 128: GGWE-EMMERE Y’OBUGENYI Lyrics
  • OLUYIMBA 179: ENNAKU BWE ZIFUMITA Lyrics
  • OLUYIMBA 148: MUMUTENDE YE Lyrics
  • OLUYIMBA 211: KATONDA WAFFE,WA KISA, WA MAANYI Lyrics
  • OLUYIMBA 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics
  • About
  • OLUYIMBA 130: YESU WAKATI MU FFE Lyrics
  • OLUYIMBA 344: ABAANA-ABATO EDDA Lyrics
  • Hymn 218 Nnyigiriza Okutuuka Lyrics
  • Hymn 14 Ka Ntambule Naawe Lyrics
  • OLUYIMBA 92: YESU OMULOKOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 303: SIRIIKO KYE MPOZA,YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 62: TWEYANZIZA-EKISA KYO Lyrics
  • OLUYIMBA 215: OLWAZI KWE YAZIMBA KATONDA-EKKANISA Lyrics
  • OLUYIMBA 380: BEWAAYO-ABAANA BEEBAZIBWA Lyrics
  • Hymn 8 Okukaaba Kwange Owulire Lyrics
  • OLUYIMBA 119: TWATEEKEBWAKO OMUSAALABA Lyrics
  • Hymn 141 Wansi W’omusalaba Lyrics
  • Hymn 58 Nze Ndowooza ku Nsi Lyrics
  • OLUYIMBA 174: YESU, GGWE-OLI SSANYU LYAFFE Lyrics
  • Hymn 137 Kye KIseera Ekirungi Lyrics
  • Hymn 84 Jjukira Olunaku Lyrics
  • OLUYIMBA 151: TUMUYIMBIRE MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 205: AYI YESU NKWEGAYIRIDDE Lyrics
  • Hymn 214 Ndimulaba Kabaka Lyrics
  • OLUYIMBA 300: OMWOYO N’OMUBIRI Lyrics
  • Hymn 85 Yesu Atutuusizza Lyrics
  • OLUYIMBA 69: KATONDA, BWE BAALUMWA-ENNYO Lyrics
  • Hello world!
  • OLUYIMBA 138: AYI KATONDA BWE NDOWOOZA Lyrics
  • Hymn 161 Laya Eng’oma, Tegeeza Lyrics
  • OLUYIMBA 280: AYI KATONDA WAFFE Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version