Skip to content

Mon - Sat: 8.00 - 18.00

04463235323

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics

OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics

 

OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE
1
YESU Mukama wange,
Neesiga-amaanyi go;
Sitya balabe bange
Ne bwe bannumba.
Bw’onkuuma-ennyo-olw’ekisa,
Siriiko kye ntidde;
Mu ngalo za Kitange,
Mwe mpummulira.

2
Ssetaani bw’aba-annumba
N’ettima lye-eringi;
Buli lw’ajja-okunnumba
Nenziramu bwe nti:
Weegendere Ssetaani,
Yesu yakusinga;
Nali nkusenze edda,
Ne nkusenguka.

3
Omulokozi Yesu,
Tewali ayinza
Okutusikula ffe
Mu mikono gyo;
Alituloopa ye-ani?
Ggwe watununula;
Wawangula Ssetaani,
Tetukyamutya.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 308: GGWE KWAGALA KWA KATONDA Lyrics
Next: OLUYIMBA 328: EDDA NALI MBUUSABUUSA Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 217: MMWE BANNANGE-ABALWANYI Lyrics
  • What Must I Do To Be Saved? Lyrics
  • OLUYIMBA 190: KATONDA-EYANNONDA NZE Lyrics
  • Hymn 219 Mu Mikono Gye Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 346: AWO-YESU BWE YATAMBULA Lyrics
  • Hymn 154 Netaaga Omulokozi Lyrics
  • OLUYIMBA 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics
  • OLUYIMBA 322: YESU-OMULOKOZI,OTUWULIRE Lyrics
  • OLUYIMBA 47: KINO KYA KTALO NNYO Lyrics
  • Hymn 31 Ka Nnyimbe ku Kwagala Lyrics
  • OLUYIMBA 74: EBYONOONO BYANGE BINKOOYESA Lyrics
  • Hymn 215 Esisa Ekyewuunyisa Lyrics
  • Hymn 212 Engoye Enjeru Lyrics
  • OLUYIMBA 64: MMUNYEENYE- EYAKIRA BONNA Lyrics
  • OLUYIMBA 162: GGWE-EYALEKA EKITIIBWA KYO Lyrics
  • OLUYIMBA 250: TEWALI MU NSI MUNO MULONGOOFU Lyrics
  • Hymn 88 Webale Okutukuuma Lyrics
  • Hymn 202 Tunaatera Okutuuka Eka Lyrics
  • Hymn 228 Anoonya N’ekisa Lyrics
  • OLUYIMBA 43: MU BIRO-EBY’EMPEWO Lyrics
  • OLUYIMBA 57: OMWANA-E BEESIREKEMU Lyrics
  • Hymn 149 Oyagala aaobe Wa Yesu? Lyrics
  • Hymn 152 Ka Nkusemberere Lyrics
  • OLUYIMBA 116: YESU NAAWE WALI Lyrics
  • Hymn 20 Mukama Lwe Lwazi Lwaffe Lyrics
  • OLUYIMBA 132: EKITIIBWA KIBE WAGGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 363: KATONDA MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 294: EKISA KYA YESU Lyrics
  • Hymn 62 Nkwesiga Yesu Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 95: LEERO AZUUKIDDE Lyrics
  • Hymn 92 Nga Ffe Tutunuulira Lyrics
  • Hymn 136 Kwata Omukono Gwange Lyrics
  • OLUYIMBA 236: OMUZIBE W’AMAASO EDDA Lyrics
  • OLUYIMBA 313: NG’EMPEEWO BW’EWEJJAWEJJA Lyrics
  • Hymn 190 Tubatize Buggya Lyrics
  • OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO Lyrics
  • OLUYIMBA 249: BWE NNALI NGA NEEBAKIDDE DDALA Lyrics
  • OLUYIMBA 400: AMINA AMINA Lyrics
  • OLUYIMBA 32: MULOKOZI WAFFE YATUGAMBA Lyrics
  • OLUYIMBA 29: MUSANYUKE ABALOKOLE Lyrics
  • OLUYIMBA 159: MU MAASO GA YESU ABALOKOLE Lyrics
  • Hymn 194 Wulira Omusumba Lyrics
  • Hymn 218 Nnyigiriza Okutuuka Lyrics
  • Hymn 102 Yesu Ali Ku Luggi Lyrics
  • OLUYIMBA 70: YESU FFE MU MAASO GO Lyrics
  • OLUYIMBA 230: SAAYUUNI MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 213: MMWE-ENSOZI-EMPANVU-ENNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 75: TUSAASIRE FFE-ABANAKU Lyrics
  • OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics
  • Hymn 167 Yesu Mukama Omulokozi Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version