Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 43: MU BIRO-EBY’EMPEWO Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 43: MU BIRO-EBY’EMPEWO Lyrics

OLUYIMBA 43: MU BIRO-EBY’EMPEWO Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 43: MU BIRO-EBY’EMPEWO Lyrics

 

OLUYIMBA 43: MU BIRO-EBY’EMPEWO
1
MU biro-eby’empewo
E Beesirekemu;
Muwala omulongoofu
Yazaala-Omwana we.

2
Musanyuke mwenna
Muyimbe-ettendo lye;
Mujaguze, mujaguze,
Yesu azaaliddwa.

3
Yesu azaaliddwa,
Mu kisa kye-ekingi
Eggye erya bamalayika
Batendereza nnyo.

4
Abasumba bazze
-Okusinza Omwana-oyo;
Abalaguzi batona,
Mugavu ne zaabu.

5
Ne bamalayika
Baase-okulamusa
Omwana-oyo mu kisibo
Ye Mukama waffe.

6
Azze-okununula,
-Okuba -Omulokozi;
Azze- okuwangula-okufa,
Tasingika maanyi.

7
Azze n’okwagala,
-Okuleeta-omukisa;
Eri abantu be bonna,
Atuyigirize.

8
Oli mu kiraalo
Ggwe-eyava mu ggulu,
Amaggwa galifumita
Ekyenyi kyo, Yesu.

9
Naye ggwe-otwagaza,
-Ebigambo by’obulamu;
Era-otuyinzisa fenna
-Okukugoberera

10
Ka tumuweereze
Nga bamalayika;
Kale tusanyuke fenna
Azaaliddwa leero

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 42: LEERO BAMALAYIKA Lyrics
Next: OLUYIMBA 44: OWANGE MUNNANGE, JJUKIRA,JJUKIRA Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 24 Erinnya Lya Yesu Ddungi Lyrics
  • Hymn 35 Nsanyuka Okuyimba Lyrics
  • OLUYIMBA 112: AYI KITAFFE ATWAGALA Lyrics
  • Hymn 79 Mpa Okukkiriza Okunene Lyrics
  • OLUYIMBA 137: ABANTU BONNA AB’ENSI Lyrics
  • OLUYIMBA 381: AYI KATONDA OGIKUUME Lyrics
  • OLUYIMBA 57: OMWANA-E BEESIREKEMU Lyrics
  • Hymn 33 Onsembeze Ayi Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 388: ENSI ZONNA ZIYIMBE Lyrics
  • Hymn 216 Muzaalibwe Buggya Lyrics
  • OLUYIMBA 370: MU BUYINIKE-OBUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 206: KU LWANGE NE KU LW’ENJIRI Lyrics
  • Hymn 38 Ka Nnyimbe Ku Buyinza Lyrics
  • Hymn 91 Beera Nange Lyrics
  • OLUYIMBA 84: YESU WAALI! OKUFA Lyrics
  • OLUYIMBA 221: BALWANYI BA YESU MWESIBE-ENKOLA Lyrics
  • Hymn 220 Ba Mukisa Lyrics
  • OLUYIMBA 264: AYI YESU MUKAMA Lyrics
  • Hymn 94 Ennimiro Zo Zengedde Lyrics
  • OLUYIMBA 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics
  • OLUYIMBA 396: BERA,MUKAMA,MUNDA YANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 114: OMULOKOZI YESU Lyrics
  • Hymn 89 Yesu Mukama Wulira Lyrics
  • OLUYIMBA 271: KATONDA EYANTONDA NZE Lyrics
  • Hymn 100 Yimirira ne Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 4: MUKAMA WAFFE BULIJJO Lyrics
  • OLUYIMBA 117: TUSANYUSE-OKUJJA MU MAASO GO Lyrics
  • OLUYIMBA 378: MUKAMA TUFUKAMIDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 403: EKIRO-EKYO,EKY’ETTENDO Lyrics
  • Hymn 157 Kabaka Ali Ku Luggi Lyrics
  • OLUYIMBA 150: TUKWEYANZA KITAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 274: SIYINZA,AYI-OMULOKOZI Lyrics
  • Hymn 204 Okuva Lweyajja Mu Nze Lyrics
  • OLUYIMBA 341: JJO NE LEERO N’OKUTUUSA Lyrics
  • Hymn 181 Ndibeera Ku Mugga Lyrics
  • OLUYIMBA 369: BAWEEREDDWA-ABAFU Lyrics
  • OLUYIMBA 17: NGA TEBUNNABA KUZIBA Lyrics
  • Hymn 11 Bonna Basuute Mukama Lyrics
  • Hymn 145 Twala Ensi, Ompe Yesu Lyrics
  • Hymn 166 Tusanyuke Yesu Ajja Lyrics
  • Hymn 40 Jangu Ggwe Omwoyo Lyrics
  • OLUYIMBA 399: MMWE-ABANTU MU MUMUWULIRE Lyrics
  • OLUYIMBA 53: YESU OMWANA OW’EKISA Lyrics
  • OLUYIMBA 44: OWANGE MUNNANGE, JJUKIRA,JJUKIRA Lyrics
  • OLUYIMBA 408: MUJJE KU MBAGA Lyrics
  • Hymn 176 Mu Kibuga Kya Katonda Lyrics
  • OLUYIMBA 155: YESU,TOTEGEEREKEKA Lyrics
  • OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics
  • OLUYIMBA 75: TUSAASIRE FFE-ABANAKU Lyrics
  • OLUYIMBA 85: YESU EYALI MU NVUBA Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version