Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 218: YESU,BWE NNAKUSENGA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 218: YESU,BWE NNAKUSENGA Lyrics

OLUYIMBA 218: YESU,BWE NNAKUSENGA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 218: YESU,BWE NNAKUSENGA Lyrics

 

OLUYIMBA 218: YESU,BWE NNAKUSENGA
1
YESU,bwe nnakusenga,
Ne nsuubiza kino,
-Okukugoberenga
Obutaddirira.
Naye Mukama wange,
Beeranga nange ggwe,
Nnemenga okwesittala-,
Oba kukyamanga.

2
-Abalabe bange bangi,
Ba kyejo,ba ttima;
Naye ggwe-osinga bonna
-Okubeera n’amaanyi,
Sijja kuggwaamu mwoyo,
Ggwe ononnyinzisanga
-Olutalo-olw’entiisa.

3
Bwe mba nga neesittala,
Nkwata ku mikono,
-Awatali ggwe siireme
Kukyamira ddala;
Bwe mba nga nafuwadde,
Onzizeemu-omwoyo,
-Obusungu nga bunkutte,
Onkomeko mpola.

4
Naawe,Mukama wange,
Wasuubiza kino,
Ankwesiga-amazima,
-Okumutuusa-ewuwo
Kale, nze nnakusenga,
Ombeere lwa kisa,
Nnemenga-okudda-ennyumba,
Mbeerenga mwesigwa.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 217: MMWE BANNANGE-ABALWANYI Lyrics
Next: OLUYIMBA 219: YESU AJJA! ABALABE Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 155: YESU,TOTEGEEREKEKA Lyrics
  • Hymn 3 Aweebwe Ekitiibwa Lyrics
  • Hymn 222 Ka Ng’ambe Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 386: OMUTUKUVU OMUTUKUVU Lyrics
  • OLUYIMBA 351: KATONDA WANJAGALA Lyrics
  • Hymn 231 Kristo Oba Balabba Lyrics
  • OLUYIMBA 342: KIKAKAFU NNYO,YESU WANGE Lyrics
  • About
  • Hymn 236 Ettabaaza Zammwe Zaake Lyrics
  • OLUYIMBA 94: ALERUUYA MYIMBE Lyrics
  • Hymn 139 Omununuzi Wange Lyrics
  • Hymn 83 Tuba n’Essanyu mu Mwoyo Lyrics
  • Hymn 158 Kiseera Ki Ekisigadde? Lyrics
  • Hymn 6 Mwe Amawanga Ag’oku Nsi Lyrics
  • OLUYIMBA 145: GGWE WEKKA-ATAGGWAAWO,OW’AMAGEZI Lyrics
  • Hello world!
  • OLUYIMBA 215: OLWAZI KWE YAZIMBA KATONDA-EKKANISA Lyrics
  • OLUYIMBA 333: OMUKWANO GWA YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 154: ESSANYU-ERINGI-ERITAKOMEZEKA Lyrics
  • OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Lyrics
  • OLUYIMBA 356: TEMUYONOONANGA Lyrics
  • OLUYIMBA 173: OMUZIRA WAFFE,OMWANA W’OMUNTU Lyrics
  • OLUYIMBA 227: BULIJJO TUTENDEREZA Lyrics
  • OLUYIMBA 281: YESU,LEERO NKUKOOWOOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 51: GGWE KIBUGA BEESIREKEMU Lyrics
  • OLUYIMBA 248: ENZIKIZA YALI EBUNYE KU NSI Lyrics
  • Hymn 218 Nnyigiriza Okutuuka Lyrics
  • OLUYIMBA 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics
  • OLUYIMBA 251: YIMUKA! OJJE-ERI YESU Lyrics
  • Hymn 36 Nalyoka Ne Nkusenga Lyrics
  • OLUYIMBA 259: MU BIRO-EBY’ENNAKU Lyrics
  • OLUYIMBA 300: OMWOYO N’OMUBIRI Lyrics
  • Hymn 126 Nkwetaaga Bulijjo Lyrics
  • Hymn 137 Kye KIseera Ekirungi Lyrics
  • OLUYIMBA 235: WULIRA-EDDOBOOZI Lyrics
  • Hymn 49 Nzuddeyo Ow’omukwano Lyrics
  • Hymn 23 Yesu Gw’oli Ssanyu Lyaffe Lyrics
  • Hymn 156 Katonda Omutukuvu Lyrics
  • OLUYIMBA 323: OMUTAMBUZE NG’AKOOYE Lyrics
  • OLUYIMBA 341: JJO NE LEERO N’OKUTUUSA Lyrics
  • OLUYIMBA 22: AYI KITAFFE OMUTONZI Lyrics
  • OLUYIMBA 195: OMWOYO OMUTUKUVU Lyrics
  • Hymn 1222 Emirimu Tugirese Lyrics
  • OLUYIMBA 181: GGWE EYATONDA-OLW’A-OKWAGALA KWO Lyrics
  • OLUYIMBA 361: YESU MUSUMBA WANGE Lyrics
  • Hymn 246 Tambulira Mu Musana Lyrics
  • OLUYIMBA 232: OBULAMU BWAFFE BUNO Lyrics
  • Hymn 26 Katonda Tusiibule Lyrics
  • OLUYIMBA 239: MWOYO GWANGE, WULIRA Lyrics
  • OLUYIMBA 207: MUGENDE MU NSI ZONNA Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version