Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics

OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics

 

OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO
1
NGA bwe bukedde-olwa leero,
Bwe tuyimusa bwe tutyo;
-Emitima gyaffe,tusaba,
Otukuume olwa leero.

2
Tuyambe-obutayogera,
Bya kuyombagana byonna;
Kuuma,wunjula-amaaso go;
Okulaba-ebitasaana.

3
Kka,emyoyo gyaffe gibe,
Mirongoofu nnyo mu byonna;
-Emibiri gyaffe-eminafu,
Biweebwe-emmere y’obulamu.

4
Bye tukoze byonna leero,
Bitendereze Katonda,
-Ekiro ne bwe kinaatuuka
Tetuutye entiisa yonna.

5
Otenderezebwenga nnyo;
Ggwe Kitaffe-era n’Omwana,
Naawe Omwoyo-Omutukuvu;
Ggwe-afuga-emirembe gyonna.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 299: YESU WANFIIRIRA MU KWAGALA KWO Lyrics
Next: OLUYIMBA 30: EKIRO KIYISE Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 57: OMWANA-E BEESIREKEMU Lyrics
  • Hymn 184 Okwagala Mu Maka Lyrics
  • Hymn 207 Okumpi Ne Katonda Lyrics
  • OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics
  • Hymn 107 Yesu Atuyita Ffenna Lyrics
  • OLUYIMBA 178: NNAATEEKANGA KU YESU OMWANA GW’ENDIGA Lyrics
  • Hymn 110 Waliwo Oluggi Oluggule Lyrics
  • Hymn 78 Olijja Ddi Mukama? Lyrics
  • OLUYIMBA 406: WAALIWO EDDA OMUWALA Lyrics
  • OLUYIMBA 186: OMUSAAYI-OGW’ENSOLO Lyrics
  • OLUYIMBA 258: KA NKWAGALE KATONDA;SIYINZA Lyrics
  • Hymn 143 Kitange Nze Nkukowoola Lyrics
  • OLUYIMBA 22: AYI KITAFFE OMUTONZI Lyrics
  • OLUYIMBA 71: BINKOOYESA-EBIBI BYANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 397: LEERO KA NNEESIBIRIRE Lyrics
  • OLUYIMBA 189: OMUKULU W’EKKANISA Lyrics
  • OLUYIMBA 75: TUSAASIRE FFE-ABANAKU Lyrics
  • OLUYIMBA 117: TUSANYUSE-OKUJJA MU MAASO GO Lyrics
  • Hymn 34 Ontegeeze ku bya Yesu Lyrics
  • Hymn 114 Mukama Netaaga Okuba Lyrics
  • Hymn 79 Mpa Okukkiriza Okunene Lyrics
  • Hymn 66 Zuukuka Ggwe Mwoyo Lyrics
  • OLUYIMBA 5: JJANGU GYE NDI BWE NZUUKUKA Lyrics
  • Hymn 179 Nga Tumaze Omulimu Lyrics
  • OLUYIMBA 381: AYI KATONDA OGIKUUME Lyrics
  • Hymn 52 Mpa Ekitabo Ekitukuvu Lyrics
  • Hymn 201 Katonda Afaayo Lyrics
  • Hymn 115 Njija Ku Musaalaba Lyrics
  • Hymn 3 Aweebwe Ekitiibwa Lyrics
  • Hymn 14 Ka Ntambule Naawe Lyrics
  • Hymn 129 Kirungi Okwesiga Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 280: AYI KATONDA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 272: KITAFFE-ATWAGALA FENNA Lyrics
  • OLUYIMBA 252: MMWE MWENNA ABANOONYA-OKUTUUKA MU GGULU Lyrics
  • Hymn 183 Essanyu n’Eddembe Lyrics
  • Hymn 168 Nga Bayita Amanya Gaffe Lyrics
  • Hymn 25 Atikkirwe Engule Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • OLUYIMBA 70: YESU FFE MU MAASO GO Lyrics
  • Hymn 175 Omulokozi Ndimulaba Lyrics
  • Hymn 232 Netaaga Okuwulira Lyrics
  • OLUYIMBA 338: NALYOKA NE NKUSENGA GGWE Lyrics
  • OLUYIMBA 188: BW’ALIJJA MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 379: KATONDA ABEERENGA NAAWE Lyrics
  • OLUYIMBA 245: MUJJE MWENNA,MUJJE GYE NDI Lyrics
  • OLUYIMBA 375: TUSIGA-ENSIGO-ENNUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 235: WULIRA-EDDOBOOZI Lyrics
  • Hymn 127 Bwenfuna Eddembe Lyrics
  • OLUYIMBA 365: EDDA MU NSI ABAYUDAAYA Lyrics
  • OLUYIMBA 408: MUJJE KU MBAGA Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version