Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 150 Buli Kigambo Ekibi Lyrics
1
Buli kigambo ekibi mmwe temukyogeranga,
Ziyiza omutima gwo, o-kuumeng(a) akamwa ko.
chorus 1
Mwagalane-nga Bwagamba Ye-su
(Twagala-ne, Twagala-ne)
Tugondere etteeka ekkulu;
Mwagalane-nga Bwagamba Ye-su.
(Twagala-ne, Twagala-ne)
Tugondere etteeka lye.
2
Okwagala kutukuvu, Omukwano mulungi,
Empisa ey’obukyayi, Ya- Setaan(i) omulabe.
3
Ebigambo byobusungu, Ne bwebyogerw(a) empola;
Bizikiriza essanyu, Mu- nkolagana zaffe.