Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 62 Nkwesiga Yesu Mukama Lyrics
1
Nkwesiga Yesu Mukama, Nkwesiga wekka;
Lab(a) o-mpadd(e) obulo-kozi bwa buwa
2
Nkwesig(a) ebibi ebingi, Okunziyako;
Nkuvu-namidde Mu-kama (O)muddu wo.
3
Nkwesig(a) okunnongosanga N’omusayi gwo;
Nakwe-sigang(a) emi-sana nekiro.
4
Nkwesiga okunnu’ngamya Gye ng’enda yonna;
Buli-jjo nnaawuli-ranga Ggwe wekka.