Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

Hymn 95 Bye Tukuwa Biva Gy’oli Lyrics

  1. Home   »  
  2. Hymn 95 Bye Tukuwa Biva Gy’oli Lyrics

Hymn 95 Bye Tukuwa Biva Gy’oli Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnyimba za Kristo Luganda Sda Hymns

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 95 Bye Tukuwa Biva Gy’oli Lyrics

 

1
Byetukuwa biva gyoli, Kabibe nga byenkana wa!
Byetulina byonna bibyo, Birabo by’o-tuteresa.

2
(O)tuw(e) ekisa tubeereng(a) Abawanika b(o) abesigwa;
Nga twesoloza n’omwoyo, Ku bintu bye-tuli nabyo.

3
(A)mawang gonn(a) ag’omu nsi, Getaaga nny(o) Omulokozi;
Abantu be wafiirira, Bawab(a) era- basasana.

4
Gwe mulimu gwaffe fenna, (O)kukomyawo abakyama;
(O)kunoony(a) ababula era, (O)kujjanjab(a) a-bafiiriddwa.

5
Bwatyo Yesu bwe yakola, Ne yewaayo okutuwonya;
Naffe tumugoberere, Abonoonyi- balokoke.

6
Yesu yatuyigiriza, Ebyo bwe bimukolerwa;
Fenn(a) atunyikize wonna (O)kugaba n’o-kumuddiza.

Post navigation

Previous: Hymn 94 Ennimiro Zo Zengedde Lyrics
Next: Hymn 96 Kiki Ekintukuza? Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 198: KA TUSUUTE KITAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 118: TWALA-OBULAMU BWANGE Lyrics
  • Hymn 195 Omusingi Gw’ekkanisa Lyrics
  • OLUYIMBA 93: KABAKA MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 30: EKIRO KIYISE Lyrics
  • OLUYIMBA 22: AYI KITAFFE OMUTONZI Lyrics
  • OLUYIMBA 320: KINO KYE NSIIMA-ENNYO Lyrics
  • Hymn 2 Ka Tukusuute Lyrics
  • Hymn 213 Mu Ggulu Lyrics
  • Hymn 98 Mujje Eri Yesu Temulwawo Lyrics
  • OLUYIMBA 40: MU KIBUGA KYA DAWUDI Lyrics
  • Hymn 157 Kabaka Ali Ku Luggi Lyrics
  • OLUYIMBA 8: GGWE MUSANA GW’OBULAMU Lyrics
  • OLUYIMBA 128: GGWE-EMMERE Y’OBUGENYI Lyrics
  • OLUYIMBA 35: ABAKRISTAAYO BOONA-AB’OMU NSI Lyrics
  • About
  • Hymn 223 Mukama Omuyaga Mungi Lyrics
  • Hymn 5 Ka Tumusinze Mukama Waffe Lyrics
  • OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Lyrics
  • OLUYIMBA 377: KATONDA OW’OKWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 121: ALIJJA:ESSUBI ERYO Lyrics
  • OLUYIMBA 309: TWETAAGA YESU: YESU,SO SI MULALA Lyrics
  • OLUYIMBA 14: KAAKANO BULI KINTU Lyrics
  • OLUYIMBA 385: OJE,OMWOYO,OMUTUKUVU OMULISE EMITIMA GYAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 82: EKIBI KIRUWA KYE WALI-OKOZE? Lyrics
  • OLUYIMBA 17: NGA TEBUNNABA KUZIBA Lyrics
  • OLUYIMBA 304: YESU,NEESIGA GGWE OKUNDOKOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 329: GYE MIREMBE NGA TULI MU BIBI? Lyrics
  • OLUYIMBA 269: OMUYAGA GWALI GUWUUMA Lyrics
  • OLUYIMBA 289: YESU YAJJA ALOKOLE Lyrics
  • OLUYIMBA 310: AYI KATONDA,ONNUMGGAMYE Lyrics
  • OLUYIMBA 12: ENJUBA Y’OMWOYO GWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 250: TEWALI MU NSI MUNO MULONGOOFU Lyrics
  • Hymn 88 Webale Okutukuuma Lyrics
  • Hymn 173 Tetumanyi Ssaawa Lyrics
  • Hymn 230 Yogera Nange Yesu Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • OLUYIMBA 220: KALE GGYE LYA YESU, MUGOLOKOKE Lyrics
  • OLUYIMBA 117: TUSANYUSE-OKUJJA MU MAASO GO Lyrics
  • Hymn 128 Bwe Tuba Ne Yesu Lyrics
  • Hymn 241 Akimanyi Lyrics
  • OLUYIMBA 49: KU LUNAKU LUNO Lyrics
  • OLUYIMBA 13: MUSANA MULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 332: NNINA-OMUKWANO GWANGE,YE Lyrics
  • OLUYIMBA 397: LEERO KA NNEESIBIRIRE Lyrics
  • Hymn 109 Buli Muntu Yenna Awulire Lyrics
  • OLUYIMBA 76: OWEEBWE NNYO-EKITIBWA Lyrics
  • Hymn 40 Jangu Ggwe Omwoyo Lyrics
  • Hymn 57 Tewewolereza Lyrics
  • Hymn 243 Bwetulituuka Mu Ggulu Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version