Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 83 Tuba n’Essanyu mu Mwoyo Lyrics
1
Tuba n’essanyu mu- mwo-yo, Erisinga lyo-nna,
Ku lunaku lwa Ssa-bbii-ti Nga tusinza Yesu.
chorus 1
Ssabbiiti ya Yesu, Lunaku lwa ssanyu!
Ku lunaku lwa Ssa-bbii-ti Tusinza Mukama.
2
Endwadde zomwoyo- zo-nna, Kwe ziwonyeze-bwa,
Omwo mwe nnonya e-ssanyu N’eddembe ly’omwoyo.
3
Mbeera ne Mukama- wa-nge, Ng’ampita n’eki-sa,
Ye n’ampa okumwa-ga-la, N’omutima gwange.