Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 226: BATUULA MU GGULU Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 226: BATUULA MU GGULU Lyrics

OLUYIMBA 226: BATUULA MU GGULU Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 226: BATUULA MU GGULU Lyrics

 

OLUYIMBA 226: BATUULA MU GGULU
1
BATUULA mu ggulu
Wamu naawe
Abatuukirivu;
Basanyuka.
Bayimba bulijjo,
Tweyanze ekisa kyo,
Ggwe-eyatwagala-ennyo,
Mulokozi.

2
-Omusaayi gwa Yesu
Gwanaaza nnyo;
Ebyambalo e’bya-
Batukuvu.
Kyebava batuula
Wamu naawe,Katonda;
Kyebava bayimba
Ettendo lyo.

3
Ani ayagala
-Okutuuka-eyo?
Jjangu Yesu gy’ali;
Yanguwako.
Anaakusonyiwa,
Taaleme kukkiriza,
Nga bwe yasuubiza,
Mukama wo.

4
Tasingika ddala
Ekisa kye:
Alibalokola
Abantu be.
Asangula-ebibi
N’omusaayi-ogw’amaanyi:
Asinga obubi
Taamuleme.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 225: GGWE KIBUGA KYA KATONDA Lyrics
Next: OLUYIMBA 227: BULIJJO TUTENDEREZA Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 200 Nsanyukira Ekigambo Kino Lyrics
  • Hymn 225 Lya Kitibwa Erinya Lyo Lyrics
  • OLUYIMBA 49: KU LUNAKU LUNO Lyrics
  • OLUYIMBA 411: KATONDA Y’AKUUMA ABAANABE Lyrics
  • OLUYIMBA 167: YESU,GGWE-EYANJAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 284: SIYINZA N’AKATONO Lyrics
  • OLUYIMBA 90: YASULA MU NTAANA, MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 382: OBUDDE BUZIBYE;YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 346: AWO-YESU BWE YATAMBULA Lyrics
  • Hymn 176 Mu Kibuga Kya Katonda Lyrics
  • Hymn 112 Ggwe Okkoye Onafuwadde Lyrics
  • OLUYIMBA 385: OJE,OMWOYO,OMUTUKUVU OMULISE EMITIMA GYAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 224: MWENNA MUYIMUKE Lyrics
  • Hymn 184 Okwagala Mu Maka Lyrics
  • Hymn 109 Buli Muntu Yenna Awulire Lyrics
  • Hymn 167 Yesu Mukama Omulokozi Lyrics
  • Hymn 19 Ku Musalaba Yanfiirira Lyrics
  • OLUYIMBA 261: ZUUKUKA MWOYO GWANGE Lyrics
  • Hymn 28 Twalanga Erinnya lya Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 221: BALWANYI BA YESU MWESIBE-ENKOLA Lyrics
  • Hymn 196 Bwalijja Mukama Waffe Lyrics
  • OLUYIMBA 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics
  • OLUYIMBA 311: OMWOYO GWANGE,WULIRA-AMALOBOOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO Lyrics
  • OLUYIMBA 391: OBUDDE NGA BUYITA Lyrics
  • OLUYIMBA 380: BEWAAYO-ABAANA BEEBAZIBWA Lyrics
  • OLUYIMBA 305: NEEWAAYO MU MIKONO Lyrics
  • OLUYIMBA 343: NSANYUKIRA EKIGAMBO KINO Lyrics
  • OLUYIMBA 279: MUKAMA GGWE NGABO YAFFE Lyrics
  • Hymn 202 Tunaatera Okutuuka Eka Lyrics
  • OLUYIMBA 331: NKWESIGA YESU MUKAMA Lyrics
  • Hymn 149 Oyagala aaobe Wa Yesu? Lyrics
  • Hymn 236 Ettabaaza Zammwe Zaake Lyrics
  • Hymn 211 Eyazaawa Azaawuse Lyrics
  • OLUYIMBA 289: YESU YAJJA ALOKOLE Lyrics
  • Hymn 153 Kye Ndowooza Kyokka Lyrics
  • OLUYIMBA 298: MUKAMA,NZE NNINA-EBIBI Lyrics
  • OLUYIMBA 53: YESU OMWANA OW’EKISA Lyrics
  • Hymn 1 Gw’oli Mutukuvi Lyrics
  • OLUYIMBA 230: SAAYUUNI MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 68: YESU MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 361: YESU MUSUMBA WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 358: TULINA KABAKA WAFFE Lyrics
  • Hymn 243 Bwetulituuka Mu Ggulu Lyrics
  • Hymn 96 Kiki Ekintukuza? Lyrics
  • OLUYIMBA 339: KATONDA MUSUMBA WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 242: MUJJE-ERI YESU, TEMULWAWO Lyrics
  • OLUYIMBA 267: KATONDA-ONSEMBEZE Lyrics
  • OLUYIMBA 179: ENNAKU BWE ZIFUMITA Lyrics
  • OLUYIMBA 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version