Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 381: AYI KATONDA OGIKUUME Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 381: AYI KATONDA OGIKUUME Lyrics

OLUYIMBA 381: AYI KATONDA OGIKUUME Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 381: AYI KATONDA OGIKUUME Lyrics

 

OLUYIMBA 381: AYI KATONDA OGIKUUME
1
AYI Katonda ogikuume
Ensi yaffe-eno Uganda;
Naffe-abantu-abagirimu
Otuwenga omukisa.

2
Kitaffe ow’omu ggulu,
Ggwe-eyatonda-ensi n’abantu
Ebimera-era n’ensolo,
Buli kintu wakitonda.

3
Otuwenga omukisa
Ffe abantu ba Uganda;
Ekisa n’obulungi bwo,
Bituukirirenga mu ffe.

4
Obakuume abafuzi
Okutukulemberanga;
Babeerenga-ab’amazima
Mw’ebyo bye banaakolanga.

5
Ffe-abantu abagirimu
Mu mawanga ne mu bika;
Tukusaba kimu kyokka:
Otuwe-okwagalananga.

6
Ne mu buvubuka bwaffe,
Mu maanyi gonna ag’ensi
Mu buggya n’obutamanya,
Ayi-Katonda,tukuumenga.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 380: BEWAAYO-ABAANA BEEBAZIBWA Lyrics
Next: OLUYIMBA 382: OBUDDE BUZIBYE;YESU Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 123 Olwo’okukkiriza Nnyinza Lyrics
  • OLUYIMBA 227: BULIJJO TUTENDEREZA Lyrics
  • Hymn 138 Nnakugoberera Yesu Lyrics
  • Hymn 230 Yogera Nange Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 144: GGWE KATONDA-ATAGGWAAWO Lyrics
  • OLUYIMBA 46: EKIRO KYA SSEKUKKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 78: GGWE YERUSAALEMI Lyrics
  • Hymn 187 Tetulyawukana Lyrics
  • OLUYIMBA 275: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics
  • Hymn 157 Kabaka Ali Ku Luggi Lyrics
  • Hymn 146 Sirika, Sirika Lyrics
  • Hymn 113 Waliwo Ensulo Ey’omusaayi Lyrics
  • OLUYIMBA 315: KWATA-OMUKONO GWANGE,NDI MUNAFU Lyrics
  • OLUYIMBA 95: LEERO AZUUKIDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 180: YESU EYAKUBIBWA-EDDA Lyrics
  • Hymn 108 Wulira Eky’essanyu Lyrics
  • OLUYIMBA 188: BW’ALIJJA MUKAMA WAFFE Lyrics
  • Hymn 76 Ggwe Omwana wa Yesu Lyrics
  • Hymn 75 Omusingi Gwaffe Munywevu Lyrics
  • OLUYIMBA 250: TEWALI MU NSI MUNO MULONGOOFU Lyrics
  • Hymn 74 Ggwe Omukuumi Mbuulira Lyrics
  • OLUYIMBA 242: MUJJE-ERI YESU, TEMULWAWO Lyrics
  • Hymn 90 Omukemi Ya’ngamba Lyrics
  • OLUYIMBA 239: MWOYO GWANGE, WULIRA Lyrics
  • OLUYIMBA 314: MUJJE MWEKKA KYAMA MUWUMMULE Lyrics
  • Hymn 77 Mwe Abakuumi Ba Sayuuni Lyrics
  • Hymn 50 Katonda Abeerenga Naawe Lyrics
  • Hymn 165 Yesu Yasuubiza Abaana Be Lyrics
  • Hymn 144 Ompise Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 207: MUGENDE MU NSI ZONNA Lyrics
  • Hymn 242 Waggulu Mu Bwengula Lyrics
  • OLUYIMBA 346: AWO-YESU BWE YATAMBULA Lyrics
  • OLUYIMBA 223: MMWE MWENNA-ABOOLUGANDA Lyrics
  • OLUYIMBA 398: MU NZIKIZA EKUTTE NKUKAABIDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 189: OMUKULU W’EKKANISA Lyrics
  • Hymn 54 Ontegeeze Ebya Yesu Lyrics
  • Hymn 116 Mukama Kino Kyensaba Lyrics
  • OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics
  • OLUYIMBA 299: YESU WANFIIRIRA MU KWAGALA KWO Lyrics
  • OLUYIMBA 393: MU MYAKA SI MINGI Lyrics
  • OLUYIMBA 396: BERA,MUKAMA,MUNDA YANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 288: ABAALUMWA-EMISOTA-ABAYISIRAYIRI Lyrics
  • OLUYIMBA 185: ETTENDO LINGI MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 204: JJANGU! KOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 81: EWALA MU BUYUDAAYA Lyrics
  • OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Lyrics
  • Hymn 52 Mpa Ekitabo Ekitukuvu Lyrics
  • OLUYIMBA 291: MWENNA MUSANYUKE LEERO Lyrics
  • OLUYIMBA 382: OBUDDE BUZIBYE;YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 115: OMUSUMBA-OMULUNGI Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version