Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

Hymn 108 Wulira Eky’essanyu Lyrics

  1. Home   »  
  2. Hymn 108 Wulira Eky’essanyu Lyrics

Hymn 108 Wulira Eky’essanyu Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnyimba za Kristo Luganda Sda Hymns

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 108 Wulira Eky’essanyu Lyrics

 

1
Wulira eky’essanyu, Yesu alokola
Ka tukibunye wonna, Yesu alokola,
Bunyisa mu nsi zonna, Ku nsozi n’ebizinga,
Katonda bw’atugamba, Yesu alokola.

2
Bulira buli muntu, Yesu alokola.
Tegeeza abonoonyi, Yesu asonyiwa.
Mmwe (e)bizinga muyimbe, N’amayengo ge nyanja,
Ensi eyogaane nnyo, Yesu alokola.

3
Muyimbe mmw(e) abalwanyi, Yesu alokola.
Olwokufa kwe kwokka, Yesu alokola.
Ne bw’obeera mu nnaku, Ng’olumwa mu mwoyo gwo,
Ne mu kufa yimba nti, Yesu alokola.

4
Yimba nnyo mu bbanga nti, Yesu alokola.
Ensi zonna ziyimbe, Yesu alokola.
Obulamu bwa buwa, Buulira mu mawanga,
Kwe kuwangula kwaffe, Yesu alokola.

Post navigation

Previous: Hymn 107 Yesu Atuyita Ffenna Lyrics
Next: Hymn 109 Buli Muntu Yenna Awulire Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 36 Nalyoka Ne Nkusenga Lyrics
  • Hymn 147 Fuga Obulamu Bwange Lyrics
  • OLUYIMBA 370: MU BUYINIKE-OBUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 312: BWE TUTAMBULIRA AWAMU NE YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 113: MU MIKONOGYO YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 351: KATONDA WANJAGALA Lyrics
  • Hymn 159 Kya Ssanyu Omutambuze Lyrics
  • OLUYIMBA 174: YESU, GGWE-OLI SSANYU LYAFFE Lyrics
  • Hymn 185 Ggwe Okwagala Okunene Lyrics
  • Hymn 37 Okwagala Kwo Gwe Lyrics
  • Hymn 235 Nsembeza, Nsembeza Lyrics
  • Hymn 249 Omusalaba Lye Kkubo Lyrics
  • OLUYIMBA 403: EKIRO-EKYO,EKY’ETTENDO Lyrics
  • OLUYIMBA 51: GGWE KIBUGA BEESIREKEMU Lyrics
  • OLUYIMBA 156: EWALA MU GGULU Lyrics
  • Hymn 4 Tusinza Nnyo Erinnya Lye Lyrics
  • OLUYIMBA 349: GGWE MUSUMBA-OMULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 378: MUKAMA TUFUKAMIDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 249: BWE NNALI NGA NEEBAKIDDE DDALA Lyrics
  • OLUYIMBA 77: BWE NDOWOOZA-OMUSAALABA Lyrics
  • Terms and Conditions
  • OLUYIMBA 191: MWENNA MUSANYUKE Lyrics
  • Hymn 139 Omununuzi Wange Lyrics
  • Hymn 232 Netaaga Okuwulira Lyrics
  • Hymn 90 Omukemi Ya’ngamba Lyrics
  • OLUYIMBA 224: MWENNA MUYIMUKE Lyrics
  • Hello world!
  • OLUYIMBA 16: GUWEDDEWO OMUSANA Lyrics
  • Hymn 138 Nnakugoberera Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 112: AYI KITAFFE ATWAGALA Lyrics
  • Hymn 140 Mukama Nze Nnina Ebibi Lyrics
  • OLUYIMBA 284: SIYINZA N’AKATONO Lyrics
  • OLUYIMBA 172: OKWAGALA-OKUTAGGWAAWO Lyrics
  • OLUYIMBA 42: LEERO BAMALAYIKA Lyrics
  • Hymn 137 Kye KIseera Ekirungi Lyrics
  • OLUYIMBA 305: NEEWAAYO MU MIKONO Lyrics
  • OLUYIMBA 46: EKIRO KYA SSEKUKKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 49: KU LUNAKU LUNO Lyrics
  • OLUYIMBA 341: JJO NE LEERO N’OKUTUUSA Lyrics
  • OLUYIMBA 391: OBUDDE NGA BUYITA Lyrics
  • OLUYIMBA 383: WAALIWO EDDA OMUWALA:YALAGULWA BANNABBI Lyrics
  • OLUYIMBA 369: BAWEEREDDWA-ABAFU Lyrics
  • OLUYIMBA 329: GYE MIREMBE NGA TULI MU BIBI? Lyrics
  • OLUYIMBA 111: KA TUTAMBULENGA NABO Lyrics
  • Hymn 175 Omulokozi Ndimulaba Lyrics
  • OLUYIMBA 139: BAMALAYIKA BAYIMBA Lyrics
  • Hymn 41 Omwoyo Omutukuvu Lyrics
  • OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics
  • Hymn 228 Anoonya N’ekisa Lyrics
  • OLUYIMBA 205: AYI YESU NKWEGAYIRIDDE Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version