Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics

OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics

 

OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE
1
YESU Mukama wange,
Neesiga-amaanyi go;
Sitya balabe bange
Ne bwe bannumba.
Bw’onkuuma-ennyo-olw’ekisa,
Siriiko kye ntidde;
Mu ngalo za Kitange,
Mwe mpummulira.

2
Ssetaani bw’aba-annumba
N’ettima lye-eringi;
Buli lw’ajja-okunnumba
Nenziramu bwe nti:
Weegendere Ssetaani,
Yesu yakusinga;
Nali nkusenze edda,
Ne nkusenguka.

3
Omulokozi Yesu,
Tewali ayinza
Okutusikula ffe
Mu mikono gyo;
Alituloopa ye-ani?
Ggwe watununula;
Wawangula Ssetaani,
Tetukyamutya.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 326: ABANTU BA YESU ABALOKOLE Lyrics
Next: OLUYIMBA 328: EDDA NALI MBUUSABUUSA Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI Lyrics
  • Hymn 1222 Emirimu Tugirese Lyrics
  • OLUYIMBA 68: YESU MUKAMA WAFFE Lyrics
  • Hymn 88 Webale Okutukuuma Lyrics
  • Hymn 54 Ontegeeze Ebya Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 170: MUKAMA WAFFE MULOKOZI! Lyrics
  • OLUYIMBA 94: ALERUUYA MYIMBE Lyrics
  • OLUYIMBA 242: MUJJE-ERI YESU, TEMULWAWO Lyrics
  • Hymn 2 Ka Tukusuute Lyrics
  • OLUYIMBA 58: ESSANYU LINGI MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 183: YESU,-OBUYINIKE BWAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 7: ZUUKUKA GGWE-OMWOYO GWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 48: YE KIGAMBO WA KATONDA Lyrics
  • OLUYIMBA 36: OBUDDE BWALI BWA TTUMBI Lyrics
  • Hymn 67 Wekuume Bulijjo Lyrics
  • Hymn 96 Kiki Ekintukuza? Lyrics
  • Hymn 167 Yesu Mukama Omulokozi Lyrics
  • Hymn 56 Wonya Bonna Lyrics
  • OLUYIMBA 46: EKIRO KYA SSEKUKKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 340: LABA-OMUSUMBA-OMULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 256: AYI YESU-OW’EKISA Lyrics
  • Hymn 27 Ayi MUkama Otuwulire Lyrics
  • Hymn 65 Kale Eggye Yesu Lyrics
  • Hymn 109 Buli Muntu Yenna Awulire Lyrics
  • OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics
  • Hymn 7 Mukama Gwe Ekifo Kyaffe Lyrics
  • Hymn 231 Kristo Oba Balabba Lyrics
  • OLUYIMBA 92: YESU OMULOKOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 251: YIMUKA! OJJE-ERI YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 402: MUNNAFFE OYO AWUMUDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 291: MWENNA MUSANYUKE LEERO Lyrics
  • OLUYIMBA 246: MUJJE MWENNA ABAKOOYE Lyrics
  • OLUYIMBA 379: KATONDA ABEERENGA NAAWE Lyrics
  • Hymn 132 Mukama Ye Musumba Lyrics
  • Hymn 50 Katonda Abeerenga Naawe Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • OLUYIMBA 303: SIRIIKO KYE MPOZA,YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO Lyrics
  • Hymn 170 Sitwalibwa Bugagga Lyrics
  • OLUYIMBA 328: EDDA NALI MBUUSABUUSA Lyrics
  • Hymn 155 Mu Lugendo Lwange Lyrics
  • OLUYIMBA 64: MMUNYEENYE- EYAKIRA BONNA Lyrics
  • OLUYIMBA 382: OBUDDE BUZIBYE;YESU Lyrics
  • Hymn 51 Ggwe Yesu Oli Wange Lyrics
  • OLUYIMBA 320: KINO KYE NSIIMA-ENNYO Lyrics
  • Hymn 207 Okumpi Ne Katonda Lyrics
  • Hymn 177 Bwe Ndimala Omulimu Lyrics
  • OLUYIMBA 98: AYI YESU GGWE ATUDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 121: ALIJJA:ESSUBI ERYO Lyrics
  • Hymn 14 Ka Ntambule Naawe Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version