Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 321: BWE NTAMBULIRA MU KKUBO Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 321: BWE NTAMBULIRA MU KKUBO Lyrics

OLUYIMBA 321: BWE NTAMBULIRA MU KKUBO Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 321: BWE NTAMBULIRA MU KKUBO Lyrics

 

OLUYIMBA 321: BWE NTAMBULIRA MU KKUBO
1
BWE ntambulira mu kkubo,
Yesu ankulembera;
Nnyinza-ntya-okubuusabuusa
Ye bw’antwala bulijjo?

2
Byonna ebibaawo ku nze
Tebiyinza kunnuma;
Yesu ye Mukuumi wange,
Ye angabira-obulamu-

3
Abalabe-abalinnumba
Ye alibawangula;
Era-alintuusa n’essanyu
Lingi mu mirembe gye.

4
Enjala bw’eba nga-ennuma,
Andiisa ku mmere ye;
Era-ampozaawoza mangu
Ng’ampa-amazzi-ag’obulamu-

5
Yesu Mulokozi wange,
Eyanfuula-omuddu wo;
Ka nkutendereze bwe ntyo,
Emiremb-egitaggwaawo-.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 320: KINO KYE NSIIMA-ENNYO Lyrics
Next: OLUYIMBA 322: YESU-OMULOKOZI,OTUWULIRE Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 36 Nalyoka Ne Nkusenga Lyrics
  • Hymn 135 Kye Kiseera Ky’okusaba Lyrics
  • Hymn 72 Tunaazimba ku Lwaki Kristo Lyrics
  • OLUYIMBA 291: MWENNA MUSANYUKE LEERO Lyrics
  • OLUYIMBA 380: BEWAAYO-ABAANA BEEBAZIBWA Lyrics
  • OLUYIMBA 226: BATUULA MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 248: ENZIKIZA YALI EBUNYE KU NSI Lyrics
  • OLUYIMBA 364: EDDA BONNA ABALWADDE Lyrics
  • Hymn 177 Bwe Ndimala Omulimu Lyrics
  • OLUYIMBA 176: OLWAZI LW’EDDA N’EDDA GWE Lyrics
  • OLUYIMBA 321: BWE NTAMBULIRA MU KKUBO Lyrics
  • Hymn 38 Ka Nnyimbe Ku Buyinza Lyrics
  • OLUYIMBA 73: MU KWETAAGA KWAFFE-OKUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 331: NKWESIGA YESU MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 386: OMUTUKUVU OMUTUKUVU Lyrics
  • OLUYIMBA 404: TULINDIRIRE OKUJJA KWA YESU Lyrics
  • Hymn 196 Bwalijja Mukama Waffe Lyrics
  • OLUYIMBA 122: ENJALA N’ENNYONTA Lyrics
  • OLUYIMBA 320: KINO KYE NSIIMA-ENNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 191: MWENNA MUSANYUKE Lyrics
  • Hymn 41 Omwoyo Omutukuvu Lyrics
  • Hymn 118 Nakyama Okuva ku Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 79: OMUTWE GWA MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 142: ENKYA BWE NZUUKUKA Lyrics
  • Hymn 66 Zuukuka Ggwe Mwoyo Lyrics
  • Hymn 222 Ka Ng’ambe Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 116: YESU NAAWE WALI Lyrics
  • Hymn 54 Ontegeeze Ebya Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 378: MUKAMA TUFUKAMIDDE Lyrics
  • Hymn 51 Ggwe Yesu Oli Wange Lyrics
  • Contact
  • OLUYIMBA 376: KATONDA LWE LWAZI LWAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 77: BWE NDOWOOZA-OMUSAALABA Lyrics
  • OLUYIMBA 46: EKIRO KYA SSEKUKKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 275: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics
  • Hymn 45 Enjuba Eyaka Ku Ntikko Lyrics
  • OLUYIMBA 243: MUJJE MWENNA-ABAKOOYE Lyrics
  • Hymn 13 Yesu Wasuubiza Lyrics
  • OLUYIMBA 28: YESU ALIJJA N’EBIRE Lyrics
  • OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics
  • OLUYIMBA 340: LABA-OMUSUMBA-OMULUNGI Lyrics
  • Hymn 47 Balina Omukisa Lyrics
  • OLUYIMBA 29: MUSANYUKE ABALOKOLE Lyrics
  • OLUYIMBA 235: WULIRA-EDDOBOOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 329: GYE MIREMBE NGA TULI MU BIBI? Lyrics
  • Hymn 231 Kristo Oba Balabba Lyrics
  • Hymn 10 Jjangu Yesu Obe Mu Nze Lyrics
  • OLUYIMBA 91: ALERUUYA! ALERUUYA! Lyrics
  • Hymn 219 Mu Mikono Gye Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 111: KA TUTAMBULENGA NABO Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version