Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA Lyrics

OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA Lyrics

 

OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA
1
YESU-amanyi bwe mbeera
N’ebirowoozo byonna
N’obunafu bwange-era,
Byonna ye abimanyi.

2
Ng’omuzadde w’omwana
Bw’asaasira-omwana we,
Yesu bw’asaasira nze
Mu-ebyo byonna bye nkola.

3
Yesu fenna-atwagala
Abakulu n’abato;
Anaatusonyiwanga
Bwe tuba twenenyezza.

4
Weenenye ggwe-omwonoonyi
Ye anaakusonyiwa;
Omusembeze gy’oli
Mwenenyereze ddala.

5
Ojja kulokolebwa
Mu bibi byo-ebyo byonna;
Teweeraliikirira,
Ali kumpi nnyo naawe.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 29: MUSANYUKE ABALOKOLE Lyrics
Next: OLUYIMBA 291: MWENNA MUSANYUKE LEERO Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 23 Yesu Gw’oli Ssanyu Lyaffe Lyrics
  • OLUYIMBA 151: TUMUYIMBIRE MUKAMA Lyrics
  • Hymn 147 Fuga Obulamu Bwange Lyrics
  • Hymn 153 Kye Ndowooza Kyokka Lyrics
  • OLUYIMBA 358: TULINA KABAKA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 24: OMUKISA GWA KITAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 49: KU LUNAKU LUNO Lyrics
  • OLUYIMBA 308: GGWE KWAGALA KWA KATONDA Lyrics
  • OLUYIMBA 88: LEERO LWA SSANYU, NNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 341: JJO NE LEERO N’OKUTUUSA Lyrics
  • OLUYIMBA 18: BEERA NANGE,OBUDDE BUZIBYE Lyrics
  • OLUYIMBA 323: OMUTAMBUZE NG’AKOOYE Lyrics
  • OLUYIMBA 159: MU MAASO GA YESU ABALOKOLE Lyrics
  • OLUYIMBA 165: ERINNYA LYA YESU DDUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 169: NEEGOMBA NNYO-OKUWULIRA Lyrics
  • OLUYIMBA 41: OMWANA YAZAALIBWA Lyrics
  • Hymn 125 Kabaka We Ggulu Lyrics
  • Hymn 56 Wonya Bonna Lyrics
  • OLUYIMBA 211: KATONDA WAFFE,WA KISA, WA MAANYI Lyrics
  • OLUYIMBA 218: YESU,BWE NNAKUSENGA Lyrics
  • OLUYIMBA 144: GGWE KATONDA-ATAGGWAAWO Lyrics
  • Hymn 227 Twala Obulamu Bwange Lyrics
  • OLUYIMBA 2: YESU MUKAMA W’EGGULU Lyrics
  • Hymn 162 Essuubi Lya Ssanyu Lyrics
  • OLUYIMBA 340: LABA-OMUSUMBA-OMULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 152: WEEBAZE GGWE EMMEEME YANGE Lyrics
  • Hymn 69 Essuubi Lyange Lizimbiddwa Lyrics
  • Hymn 145 Twala Ensi, Ompe Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 295: MUKAMA BWE YAMGGAMBA NTI Lyrics
  • OLUYIMBA 378: MUKAMA TUFUKAMIDDE Lyrics
  • Hymn 179 Nga Tumaze Omulimu Lyrics
  • OLUYIMBA 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics
  • OLUYIMBA 40: MU KIBUGA KYA DAWUDI Lyrics
  • OLUYIMBA 20: OLUNAKU LWAFE LUNO Lyrics
  • Hymn 34 Ontegeeze ku bya Yesu Lyrics
  • Hymn 167 Yesu Mukama Omulokozi Lyrics
  • Hymn 82 Olunaku Olw’essanyu Lyrics
  • Hymn 94 Ennimiro Zo Zengedde Lyrics
  • Hymn 211 Eyazaawa Azaawuse Lyrics
  • Hymn 117 Wanaazibwa Mu Musaayi? Lyrics
  • OLUYIMBA 193: MUGABI W’EBIRABO-EBIRUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 69: KATONDA, BWE BAALUMWA-ENNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 239: MWOYO GWANGE, WULIRA Lyrics
  • Hymn 75 Omusingi Gwaffe Munywevu Lyrics
  • Hymn 138 Nnakugoberera Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 206: KU LWANGE NE KU LW’ENJIRI Lyrics
  • OLUYIMBA 145: GGWE WEKKA-ATAGGWAAWO,OW’AMAGEZI Lyrics
  • OLUYIMBA 262: ENSUNU NGA BW’EWEEVUUMA Lyrics
  • Hymn 191 Ka Mpummulirenga Wano Lyrics
  • Hymn 88 Webale Okutukuuma Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version