Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 185: ETTENDO LINGI MU GGULU Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 185: ETTENDO LINGI MU GGULU Lyrics

OLUYIMBA 185: ETTENDO LINGI MU GGULU Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 185: ETTENDO LINGI MU GGULU Lyrics

 

OLUYIMBA 185: ETTENDO LINGI MU GGULU
1
-ETTENDO lingi mu ggulu,
Basuuta nnyo Katonda;
Olw’ekiragiro kyo
Byonna lwe byatondebwa.

2
-Oluyimba-olukulu-ennyo
Lwayimbibwa mu ttumbi
-Olwa Kabaka-omuwere
Lwe yazaalibwa mu nsi

3
Eggulu era n’ensi
Lwe birisangulibwa,
Walirabika-ebiggya,
Balimutendereza.

4
Ffe fekka tusirike
Okutuusa lw’alijja?
Nedda,Ekkanisa ye
Ejja kutendereza.

5
Abatukuvu bonna,
Balijaguza ddala;
Batandikira mu nsi
Ne mu ggulu basuuta.

6
Ennyimba ez’ettendo,
Zikusuute,Kitaffe;
Naawe Yesu Omwana,
N’Omwoyo-Omutukuvu.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 184: YESU OMULOKOZI Lyrics
Next: OLUYIMBA 186: OMUSAAYI-OGW’ENSOLO Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 203: ENDAGAANO-ENTUKUVU Lyrics
  • OLUYIMBA 37: OMWAMI W’EKITIIBWA KYONNA BWE YAJJA KU NSI Lyrics
  • OLUYIMBA 210: BULI MUNTU YENNA AWULIRE Lyrics
  • OLUYIMBA 98: AYI YESU GGWE ATUDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 174: YESU, GGWE-OLI SSANYU LYAFFE Lyrics
  • Hymn 114 Mukama Netaaga Okuba Lyrics
  • OLUYIMBA 358: TULINA KABAKA WAFFE Lyrics
  • Hymn 44 Tewali Wa Mukwano Lyrics
  • OLUYIMBA 112: AYI KITAFFE ATWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 258: KA NKWAGALE KATONDA;SIYINZA Lyrics
  • Hymn 104 Yesu Wange Ya’ngamba Lyrics
  • OLUYIMBA 125: YESU-OMUBIRI GWO Y’EMMERE Lyrics
  • OLUYIMBA 314: MUJJE MWEKKA KYAMA MUWUMMULE Lyrics
  • OLUYIMBA 277: OTUKULEMBERE,MUSUMBA WAFFE Lyrics
  • Hymn 40 Jangu Ggwe Omwoyo Lyrics
  • OLUYIMBA 93: KABAKA MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 408: MUJJE KU MBAGA Lyrics
  • OLUYIMBA 6: ENKYA BW’ONOOZUUKUKANGA Lyrics
  • Hymn 73 Yesu Kino Kyenjagala Lyrics
  • OLUYIMBA 304: YESU,NEESIGA GGWE OKUNDOKOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 75: TUSAASIRE FFE-ABANAKU Lyrics
  • Hymn 211 Eyazaawa Azaawuse Lyrics
  • OLUYIMBA 338: NALYOKA NE NKUSENGA GGWE Lyrics
  • Hymn 144 Ompise Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 388: ENSI ZONNA ZIYIMBE Lyrics
  • OLUYIMBA 83: YESU AZUUKIDDE OLWA LEERO, ALERUUYA Lyrics
  • OLUYIMBA 180: YESU EYAKUBIBWA-EDDA Lyrics
  • OLUYIMBA 117: TUSANYUSE-OKUJJA MU MAASO GO Lyrics
  • OLUYIMBA 159: MU MAASO GA YESU ABALOKOLE Lyrics
  • OLUYIMBA 92: YESU OMULOKOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 234: BWE TUSIIBULA-ABANTU Lyrics
  • OLUYIMBA 69: KATONDA, BWE BAALUMWA-ENNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 193: MUGABI W’EBIRABO-EBIRUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 288: ABAALUMWA-EMISOTA-ABAYISIRAYIRI Lyrics
  • Hymn 186 Mujje Nga Mweterereka Lyrics
  • Hymn 82 Olunaku Olw’essanyu Lyrics
  • OLUYIMBA 310: AYI KATONDA,ONNUMGGAMYE Lyrics
  • Hymn 131 Ayi Yesu Amaaso Gange Lyrics
  • Hymn 227 Twala Obulamu Bwange Lyrics
  • Hymn 84 Jjukira Olunaku Lyrics
  • OLUYIMBA 296: OMPISE,MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 218: YESU,BWE NNAKUSENGA Lyrics
  • OLUYIMBA 403: EKIRO-EKYO,EKY’ETTENDO Lyrics
  • OLUYIMBA 179: ENNAKU BWE ZIFUMITA Lyrics
  • Hymn 14 Ka Ntambule Naawe Lyrics
  • OLUYIMBA 122: ENJALA N’ENNYONTA Lyrics
  • OLUYIMBA 347: EBINY(U) EBIRUNGI (E)NNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 23: KATONDA WANGE NKWEBAZA Lyrics
  • Hymn 93 Enjuba y’Omwoyo Gwange Lyrics
  • OLUYIMBA 27: MUZUUKUKE! MMWE-ABEEBASE Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version