Skip to content

Mon - Sat: 8.00 - 18.00

04463235323

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE Lyrics

OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE Lyrics

 

OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE
1
OBUDDE buzibye
Enjuba-egenze
Enzikiza-ekwata
Mu bbanga ly’ensi.

2
Buli nsolo yonna,
Era n’ennyonyi,
Byonna biwummula
Byebaka-otulo.

3
Ayi Mukama waffe,
Ontunuulire,
Kaakano nkusaba,
Ompe-ekisa kyo.

4
Ebyonoono byange,
Binkwasa-ensonyi;
Naye-olw’ekisa kyo,
Tongoba w’oli.

5
Bwe neebaka-otulo,
Mu kiro kino;
Bamalayika bo
Bajje bankuume.

6
Ate bwe bunaakya,
Nga ngolokose,
Mbeere mu maaso go
Omulongoofu.

7
Nsabira-abalwadde,
Ne bannamwandu;
Obawe-omutima
Ogukwesiga.

8
Oweebwe-ekitiibwa
Gwe-eyatonda-ensi;
Ogulumizibwe,
Gwe-eyazuukira.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 146: KA TUMUSINZE,KATONDA WAFFE Lyrics
Next: OLUYIMBA 165: ERINNYA LYA YESU DDUNGI Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 348: EKIRO NGA NEEBASE Lyrics
  • OLUYIMBA 85: YESU EYALI MU NVUBA Lyrics
  • OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics
  • Hymn 129 Kirungi Okwesiga Yesu Lyrics
  • Hymn 197 Ai Katonda Atutuusizza Lyrics
  • Hymn 44 Tewali Wa Mukwano Lyrics
  • Hymn 136 Kwata Omukono Gwange Lyrics
  • Hymn 53 Nsanyuka Okwogera Lyrics
  • Hymn 233 Nkwagala, Nkwagala Lyrics
  • OLUYIMBA 227: BULIJJO TUTENDEREZA Lyrics
  • OLUYIMBA 206: KU LWANGE NE KU LW’ENJIRI Lyrics
  • OLUYIMBA 156: EWALA MU GGULU Lyrics
  • Hymn 199 Tukola Lwa Kwagala Lyrics
  • Hymn 1222 Emirimu Tugirese Lyrics
  • Hymn 154 Netaaga Omulokozi Lyrics
  • OLUYIMBA 55: LABA -OMWANA AZAALIDWA Lyrics
  • OLUYIMBA 357: TULEETA EBIRABO Lyrics
  • OLUYIMBA 394: ABALAGUZI EDA BAVA WALA NNYO Lyrics
  • Hymn 58 Nze Ndowooza ku Nsi Lyrics
  • OLUYIMBA 244: GGWE OKOOYE-,ONAFUWADDE- Lyrics
  • OLUYIMBA 220: KALE GGYE LYA YESU, MUGOLOKOKE Lyrics
  • OLUYIMBA 30: EKIRO KIYISE Lyrics
  • OLUYIMBA 56: EKISEERA KYE KITUUSE Lyrics
  • OLUYIMBA 163: TETWAKULABA BWE WAJJA Lyrics
  • OLUYIMBA 329: GYE MIREMBE NGA TULI MU BIBI? Lyrics
  • OLUYIMBA 60: YESU NGA BWE YAZAALIBWA Lyrics
  • Hymn 168 Nga Bayita Amanya Gaffe Lyrics
  • OLUYIMBA 406: WAALIWO EDDA OMUWALA Lyrics
  • Hymn 206 Baibuli Ebikukkulirwe Ensi Lyrics
  • Hymn 134 Waayo Ekiseera Lyrics
  • OLUYIMBA 412: YIMBA GGWE MWOYO GWANGE Lyrics
  • Hymn 80 Tuwe Omuliro Ogwo Lyrics
  • Hymn 26 Katonda Tusiibule Lyrics
  • OLUYIMBA 185: ETTENDO LINGI MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 180: YESU EYAKUBIBWA-EDDA Lyrics
  • OLUYIMBA 59: EGGYE LYONNA ERY’OMU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 262: ENSUNU NGA BW’EWEEVUUMA Lyrics
  • Hymn 94 Ennimiro Zo Zengedde Lyrics
  • OLUYIMBA 197: GGWE-OLI MUTUKUVU,MUKAMA KATONDA Lyrics
  • OLUYIMBA 374: TUTENDE NNYO MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 256: AYI YESU-OW’EKISA Lyrics
  • Hymn 18 Omulokozi ng’Omusumba Lyrics
  • Hymn 69 Essuubi Lyange Lizimbiddwa Lyrics
  • OLUYIMBA 112: AYI KITAFFE ATWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 2: YESU MUKAMA W’EGGULU Lyrics
  • Hymn 8 Okukaaba Kwange Owulire Lyrics
  • Hymn 226 Mukama Omulokozi Lyrics
  • Hymn 4 Tusinza Nnyo Erinnya Lye Lyrics
  • Hymn 92 Nga Ffe Tutunuulira Lyrics
  • Hymn 108 Wulira Eky’essanyu Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version