Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 182: YESU,MWANA W’OMUNTU! Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 182: YESU,MWANA W’OMUNTU! Lyrics

OLUYIMBA 182: YESU,MWANA W’OMUNTU! Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 182: YESU,MWANA W’OMUNTU! Lyrics

 

OLUYIMBA 182: YESU,MWANA W’OMUNTU!
1
YESU,Mwana w’omuntu!
Ggwe-,eyajja mu nsi muno
N’ofuuka-omwana-omuto,
Ku lw’okwagala-okungi.
Kka,-Omulokozi wange!
Tuula mu mwoyo gwange.

2
Yesu,Omwana gw’endiga!
Ggwe-eyagumiikiriza,
-Ennaku ezitalabwa
N’obulumi n’okufa.
Kka,-Omulokozi wange!
Tuula mu mwoyo gwange.

3
Ggwe Mukama w’obulamu!
Ggwe-eyawangula-okufa,
Ggwe-eyalinnya muggulu
-Olw’obuyinza bwo bwokka,
Kka,-Omulokozi wange!
Tuula mu mwoyo gwange.

4
Katonda-era Omuntu!
Ggwe Mukama-ow’eggulu
Tukuza-omwoyo gwange,
-Olw’ekisa-onjigirize.
Ndyoke mpeebwe-omukisa
Ntuule naawe mu ggulu.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 181: GGWE EYATONDA-OLW’A-OKWAGALA KWO Lyrics
Next: OLUYIMBA 183: YESU,-OBUYINIKE BWAFFE Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 90: YASULA MU NTAANA, MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 53: YESU OMWANA OW’EKISA Lyrics
  • OLUYIMBA 395: BERA,AI YESU,MUKUTEGERA KWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 148: MUMUTENDE YE Lyrics
  • Hymn 208 Mbe Wuwo Nzenna Lyrics
  • Hymn 152 Ka Nkusemberere Lyrics
  • Hymn 12 Twebaza Ggwe Omuva Byonna Lyrics
  • OLUYIMBA 28: YESU ALIJJA N’EBIRE Lyrics
  • Hymn 169 Yesu Alikungaanya Abantu Lyrics
  • Hymn 230 Yogera Nange Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 161: LABA OMWANA-OMUTO Lyrics
  • OLUYIMBA 349: GGWE MUSUMBA-OMULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 20: OLUNAKU LWAFE LUNO Lyrics
  • OLUYIMBA 283: ONNUMIRIZE OLW’EBIBI Lyrics
  • Hymn 105 Omusumba Omulungi Lyrics
  • OLUYIMBA 364: EDDA BONNA ABALWADDE Lyrics
  • Hymn 130 Tulina Mukwano Gwaffe Lyrics
  • Hymn 238 Mukama Ali Mu Yekaalu Lyrics
  • OLUYIMBA 25: KITAFFE TWEWAAYO Lyrics
  • OLUYIMBA 271: KATONDA EYANTONDA NZE Lyrics
  • OLUYIMBA 12: ENJUBA Y’OMWOYO GWANGE Lyrics
  • Hymn 203 Noonya Obubonero Lyrics
  • OLUYIMBA 73: MU KWETAAGA KWAFFE-OKUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 113: MU MIKONOGYO YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 328: EDDA NALI MBUUSABUUSA Lyrics
  • Hymn 36 Nalyoka Ne Nkusenga Lyrics
  • Hymn 222 Ka Ng’ambe Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics
  • Hymn 225 Lya Kitibwa Erinya Lyo Lyrics
  • OLUYIMBA 255: MU NSI Y’ABAGENYI Lyrics
  • OLUYIMBA 313: NG’EMPEEWO BW’EWEJJAWEJJA Lyrics
  • OLUYIMBA 30: EKIRO KIYISE Lyrics
  • OLUYIMBA 336: NGA BEESIIMYE-ABAKWAGALA Lyrics
  • Hymn 246 Tambulira Mu Musana Lyrics
  • Contact
  • OLUYIMBA 188: BW’ALIJJA MUKAMA WAFFE Lyrics
  • Hymn 19 Ku Musalaba Yanfiirira Lyrics
  • OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Lyrics
  • Hymn 158 Kiseera Ki Ekisigadde? Lyrics
  • OLUYIMBA 209: OBWAKABAKA BWO BUJJE Lyrics
  • Hymn 164 Olunaku Olulungi Lujja Lyrics
  • OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! Lyrics
  • Hymn 15 Yesu Alifuga Wonna Lyrics
  • OLUYIMBA 396: BERA,MUKAMA,MUNDA YANGE Lyrics
  • Hymn 138 Nnakugoberera Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 191: MWENNA MUSANYUKE Lyrics
  • Hymn 241 Akimanyi Lyrics
  • Hymn 223 Mukama Omuyaga Mungi Lyrics
  • Hymn 139 Omununuzi Wange Lyrics
  • Hymn 117 Wanaazibwa Mu Musaayi? Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version