Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Lyrics

OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Lyrics

 

OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA
1
GGWE-akamwa kange,tendanga
Omubiri gwa Yesu
N’omusaayi-gwe-eby’omuwendo
Ebiva mu Kabaka
Eyazaalibwa Malyamu,
Ye Mununuzi w’ensi.

2
Bw’atyo ffe bwe yatuweebwa
Okuzaalibwa mu nsi;
Yagumiikiriza-ennaku
Anyweze-obubaka bwe;
Yabonyaabonyezebwa nnyo
Okutuusa ku kufa.

3
Ekiro-eky’enkomerero
Ng’ali mu batume be,
Yesu yabakuutira nnyo,
Bakwatega-ey’obulamu
Ye gye yawa n’engalo ze
Emmere y’omuwendo mungi.

4
Kigambo yafuuka-emmere,
Eriissa-abantu bonna;
Omusaayi gwe ye nviinyo
Ebireeta-obulamu:
Bwe tubikkiriza ebyo,
Tumanya-okwagala kwe.

5
Kale ka tutende Yesu,
Ku lw’embaga ye eno;
Mu kifo ky’ebibi-eby’ensi
Tufune-eby’omu ggulu;
-Essubi lyaffe libeerenga
Mu ye ow’olubeerera.

6
Omukisa n’ekitiibwa,
Bya Kitaffe n’Omwana
Obukulu-era n’ettendo
Bibe-eri ye bulijjo.
Bitulagenga-okwagala
Kw’oyo-omu ne Kitaffe.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 130: YESU WAKATI MU FFE Lyrics
Next: OLUYIMBA 132: EKITIIBWA KIBE WAGGULU Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Contact
  • Hymn 62 Nkwesiga Yesu Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 386: OMUTUKUVU OMUTUKUVU Lyrics
  • Hymn 31 Ka Nnyimbe ku Kwagala Lyrics
  • Hymn 34 Ontegeeze ku bya Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 342: KIKAKAFU NNYO,YESU WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 47: KINO KYA KTALO NNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 263: MUKAMA-OTUYIGIRIZE Lyrics
  • Hymn 163 Oba Ekiseera Kirituuka Lyrics
  • OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO Lyrics
  • Hymn 232 Netaaga Okuwulira Lyrics
  • OLUYIMBA 379: KATONDA ABEERENGA NAAWE Lyrics
  • OLUYIMBA 370: MU BUYINIKE-OBUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 207: MUGENDE MU NSI ZONNA Lyrics
  • Hymn 228 Anoonya N’ekisa Lyrics
  • OLUYIMBA 35: ABAKRISTAAYO BOONA-AB’OMU NSI Lyrics
  • OLUYIMBA 25: KITAFFE TWEWAAYO Lyrics
  • OLUYIMBA 365: EDDA MU NSI ABAYUDAAYA Lyrics
  • Hymn 63 Bwendowooza Omusalaba Lyrics
  • Hymn 195 Omusingi Gw’ekkanisa Lyrics
  • SALVATION Lyrics
  • OLUYIMBA 412: YIMBA GGWE MWOYO GWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 195: OMWOYO OMUTUKUVU Lyrics
  • OLUYIMBA 165: ERINNYA LYA YESU DDUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 396: BERA,MUKAMA,MUNDA YANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 238: JJANGU MUNNANGE OWULIRE-ENJIRI Lyrics
  • OLUYIMBA 272: KITAFFE-ATWAGALA FENNA Lyrics
  • Hymn 84 Jjukira Olunaku Lyrics
  • Hymn 53 Nsanyuka Okwogera Lyrics
  • OLUYIMBA 167: YESU,GGWE-EYANJAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 410: BWETULISIMBIBWA AWALI YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 351: KATONDA WANJAGALA Lyrics
  • Hymn 80 Tuwe Omuliro Ogwo Lyrics
  • OLUYIMBA 319: MU NZIKIZA GGWE-oMUSANA OGWAKA Lyrics
  • OLUYIMBA 284: SIYINZA N’AKATONO Lyrics
  • OLUYIMBA 31: YESU OMULINDWA, JJANGU! Lyrics
  • OLUYIMBA 308: GGWE KWAGALA KWA KATONDA Lyrics
  • OLUYIMBA 43: MU BIRO-EBY’EMPEWO Lyrics
  • OLUYIMBA 232: OBULAMU BWAFFE BUNO Lyrics
  • Hymn 159 Kya Ssanyu Omutambuze Lyrics
  • Hymn 107 Yesu Atuyita Ffenna Lyrics
  • Hymn 173 Tetumanyi Ssaawa Lyrics
  • Hymn 138 Nnakugoberera Yesu Lyrics
  • Hymn 162 Essuubi Lya Ssanyu Lyrics
  • Hymn 119 Yesu Ang’amba Lyrics
  • OLUYIMBA 157: MUJJE MWEBAZE MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 187: MUMUTENDE YESU-OMUNUNUZI WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 159: MU MAASO GA YESU ABALOKOLE Lyrics
  • OLUYIMBA 332: NNINA-OMUKWANO GWANGE,YE Lyrics
  • Hymn 122 Newaddeyo Gy’oli Yesu Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version