Nyimbo Za Sifa
Wimbo 129 Tukutendereza Yesu- (Luganda. Maneno ya wimbo
Yesu, Mulokozi wange;
Lero nze wuwo wenka;
Omusaigwo ganazi’za.
Yesu Mwana gwendiga
Tukutendereza, Yesu,
Yesu Mwana gwendiga;
Omusaigwo gunazi’za;
Nkwebaza, Mulokozi.
Eda nafuba bufubi
Okufuna emirembe;
Lero `maliride dala
Okweyebiza Yesu.
Nababuliranga bantu
Obulokozi bwona,
Obutali bwa kitundu
Obulamba obwobuwa.
Nategezanga ebya Yesu
Nobuvumu nesitya;
Eyanziya mu busibe
Nokuwonya eyamponya.
Nebaza eyanunula nze,
Eyamponya wa kisa!
Yesu ankuma ansanyusa
era,
Bulijo yebazibwe.