Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 32 Nsanyukira Nnyo Okuyimba Lyrics
1
Nsanyukiranny(o) o-kuyimba Eby’obulokozi;
Ku Kabaka- wa-nge Yesu, Eyannunula nze
chorus 1
E-yannunula nze, E-yannunula nze
Oyo lye ssanyu lyange; E-yannunula nze,
Nsanyuka nnyo olw’erinnya lye.
2
Nnina Yesu- a-mpa byonna, Eyannunula nze;
Nsanyuk(a) o-ku-muwereza Eyannunula nze.
3
Ye Mujulirw(a) o-mwesigwa Eyannunula nze;
Leero sikya-li-ko kye ntya Yannunula Oyo.
4
Antegeke-dde amaka Eyannunula nze;
Mwe nnaabeera-nga- bulijjo Eyannunula nze.