Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 2 Ka Tukusuute Lyrics
1
Ka tukusuute, (O) mulokozi waffe,
Gwe- yafa kaakano wagenda mu ggulu.
chorus 1
Aleruya tukusuuta, Aleruya Yesu,
Aleruya tukusuuta, Tuwonye nate.
2
Ka tukusuute (O)mwoyo Mutukuvu
Gwe-yatulaga Omulokozi waffe,
3
Ka tukusuute gw’Omwana gwendiga,
Gwe- yatukuza ebibi byaffe byonna
4
Ka tukusuute Katonda (o) wekisa,
Gwe- yatununula n’otutuusa gyoli.
5
Tuwonye nate, tujjuz(e) okwagala,
(O)mu-liro gwakenga mu myoyo gyaffe.