Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 153 Kye Ndowooza Kyokka Lyrics
1
Kye ndowoza- kyokka, Ge maka mu- ggulu,
Neyongedd(e) o-kusembera, Nnaate-r(a) okutuuka.
chorus 1
Ndi kumpi n’a-maka gaffe,
Kumpi nnyo, ku-mpi nnyo leero;
Nnaate-r(a) okutuuka.
2
Nsemberedd(e) e-waffe, Mu mayumb(a) a-mangi,
Eyo Yesu- gy’afugira, ku nnya-nja ennungi.
3
Bwe ndituka- eyo, Ndyetikkula- byonna,
Ennaku ndi-gyerabira, Ndyamba-la engule.