Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 8: GGWE MUSANA GW’OBULAMU Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 8: GGWE MUSANA GW’OBULAMU Lyrics

OLUYIMBA 8: GGWE MUSANA GW’OBULAMU Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 8: GGWE MUSANA GW’OBULAMU Lyrics

 

OLUYIMBA 8: GGWE MUSANA GW’OBULAMU
1
GGWE musana gw’obulamu,
Yakiranga ddala mu ffe,
Ekizikiza kyonna
Ka kive mu myoyo gyaffe,
Ng’otumulisa-,emmambya
Ng’esaze.

2
Enkuba nga bw’etonnya,
Ku bimuli ne ku muddo,
Bw’otyo bw’otufukako
Ekisa eky’omwoyo gwo;
Ennyonta yaffe yonna,
Eggweewo.

3
Ng’enjuba bw’emerusa;
Ebibala eby’omu nsi,
Bwe butyo-obulungi bwo
Bwe bumeza-obutukuvu
Tukuweerezenga ggwe,
N’essanyu.

4
Ggwe wekka ssuubi lyaffe,
So tewali akwenkana,
Beera kumpi gye tuli;
Mu makubo g’obulamu
Tulyoke tutuuke-eyo;
Mu ggulu.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 79: OMUTWE GWA MUKAMA Lyrics
Next: OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 7: ZUUKUKA GGWE-OMWOYO GWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 314: MUJJE MWEKKA KYAMA MUWUMMULE Lyrics
  • OLUYIMBA 213: MMWE-ENSOZI-EMPANVU-ENNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 245: MUJJE MWENNA,MUJJE GYE NDI Lyrics
  • OLUYIMBA 217: MMWE BANNANGE-ABALWANYI Lyrics
  • Hymn 207 Okumpi Ne Katonda Lyrics
  • OLUYIMBA 275: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 118: TWALA-OBULAMU BWANGE Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • OLUYIMBA 292: KATONDA TUKUTENDA GGWE Lyrics
  • OLUYIMBA 324: OMUZIRA YENNA Lyrics
  • OLUYIMBA 197: GGWE-OLI MUTUKUVU,MUKAMA KATONDA Lyrics
  • OLUYIMBA 77: BWE NDOWOOZA-OMUSAALABA Lyrics
  • OLUYIMBA 232: OBULAMU BWAFFE BUNO Lyrics
  • OLUYIMBA 204: JJANGU! KOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 220: KALE GGYE LYA YESU, MUGOLOKOKE Lyrics
  • OLUYIMBA 389: KATONDA BYASIMA YE BIRIKOLERWA DALA Lyrics
  • Hymn 39 Emikisa Gyo Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 297: BYE TUKUWA BIVA GY’OLI Lyrics
  • Hymn 3 Aweebwe Ekitiibwa Lyrics
  • Hymn 173 Tetumanyi Ssaawa Lyrics
  • OLUYIMBA 71: BINKOOYESA-EBIBI BYANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 337: YESU MUKAMA OMULOKOZI Lyrics
  • Hymn 17 Sinze Naye Kristo Lyrics
  • Hymn 42 Omwoyo Owa Katonda Lyrics
  • Hymn 129 Kirungi Okwesiga Yesu Lyrics
  • What Must I Do To Be Saved? Lyrics
  • Hymn 168 Nga Bayita Amanya Gaffe Lyrics
  • Hymn 191 Ka Mpummulirenga Wano Lyrics
  • Hymn 48 Nkwagala Ggwe Ayi Yesu Lyrics
  • Hymn 235 Nsembeza, Nsembeza Lyrics
  • OLUYIMBA 156: EWALA MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 270: YESU KINO KYE NJAGALA Lyrics
  • Hymn 211 Eyazaawa Azaawuse Lyrics
  • Hymn 85 Yesu Atutuusizza Lyrics
  • Hymn 113 Waliwo Ensulo Ey’omusaayi Lyrics
  • Hymn 101 Yesu Akuyita Okugenda Lyrics
  • Privacy Policy
  • Hymn 174 Tetumanyi Ssaawa Lw’alijja Lyrics
  • SALVATION Lyrics
  • Hymn 56 Wonya Bonna Lyrics
  • Hymn 66 Zuukuka Ggwe Mwoyo Lyrics
  • OLUYIMBA 83: YESU AZUUKIDDE OLWA LEERO, ALERUUYA Lyrics
  • OLUYIMBA 63: ABAGEZIGEZI-EDDA Lyrics
  • Hymn 182 Mu Nsi Ey’obutangaavu Lyrics
  • OLUYIMBA 319: MU NZIKIZA GGWE-oMUSANA OGWAKA Lyrics
  • OLUYIMBA 50: LABA OMWANA MU KIRAALO-OMU Lyrics
  • Hymn 141 Wansi W’omusalaba Lyrics
  • Hymn 91 Beera Nange Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version