Skip to content

Mon - Sat: 8.00 - 18.00

04463235323

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 325: BULIJJO,BULIJJO Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 325: BULIJJO,BULIJJO Lyrics

OLUYIMBA 325: BULIJJO,BULIJJO Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 325: BULIJJO,BULIJJO Lyrics

 

OLUYIMBA 325: BULIJJO,BULIJJO
1
BULIJJO,bulijjo,
Sooka-omulimu ku nkya;
Nyiikira,beeera muteefu,
Tambula mu bwesigwa,
Saanira n’okolera nnyo
Mpeera yo-ey’obutuukirirvu,
Bulijjo,bulijjo.

2
Bulijjo,bulijjo,
Ddayo-eka wo ekiro
Omubiri gwo longoosa,
Lya emmere ya leero
Era weebake-otulo two,
Nga bwe kikusaanidde ddala;
Bulijjo,bulijjo.

3
Bulijjo,bulijjo;
Jjukira Katonda wo,
Bw’akulembera,bw’akuuma
Amakubo go gonna;
Era jjukira-okusaba
N’okutendereza-erinya lye,
Bulijjo,bulijjo.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 308: GGWE KWAGALA KWA KATONDA Lyrics
Next: OLUYIMBA 328: EDDA NALI MBUUSABUUSA Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 72: TULI BOONOONYI DDALA Lyrics
  • OLUYIMBA 328: EDDA NALI MBUUSABUUSA Lyrics
  • OLUYIMBA 313: NG’EMPEEWO BW’EWEJJAWEJJA Lyrics
  • OLUYIMBA 31: YESU OMULINDWA, JJANGU! Lyrics
  • Hymn 172 Ffe Twayitibwa Ku Mbaga Lyrics
  • Hymn 26 Katonda Tusiibule Lyrics
  • OLUYIMBA 301: KATONDA WANGE BYE NKYAMA Lyrics
  • Hymn 152 Ka Nkusemberere Lyrics
  • OLUYIMBA 74: EBYONOONO BYANGE BINKOOYESA Lyrics
  • OLUYIMBA 182: YESU,MWANA W’OMUNTU! Lyrics
  • OLUYIMBA 225: GGWE KIBUGA KYA KATONDA Lyrics
  • OLUYIMBA 324: OMUZIRA YENNA Lyrics
  • Hymn 140 Mukama Nze Nnina Ebibi Lyrics
  • OLUYIMBA 253: TWAGALANE;-OKWAGALA Lyrics
  • Hymn 3 Aweebwe Ekitiibwa Lyrics
  • Hymn 38 Ka Nnyimbe Ku Buyinza Lyrics
  • OLUYIMBA 319: MU NZIKIZA GGWE-oMUSANA OGWAKA Lyrics
  • Hymn 136 Kwata Omukono Gwange Lyrics
  • OLUYIMBA 82: EKIBI KIRUWA KYE WALI-OKOZE? Lyrics
  • Hymn 188 Abeebakira Mu Yesu Lyrics
  • Hymn 92 Nga Ffe Tutunuulira Lyrics
  • Hymn 215 Esisa Ekyewuunyisa Lyrics
  • OLUYIMBA 378: MUKAMA TUFUKAMIDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 79: OMUTWE GWA MUKAMA Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • Hymn 21 Yesu Tuzze Eri Ggwe Lyrics
  • OLUYIMBA 170: MUKAMA WAFFE MULOKOZI! Lyrics
  • OLUYIMBA 250: TEWALI MU NSI MUNO MULONGOOFU Lyrics
  • Hymn 206 Baibuli Ebikukkulirwe Ensi Lyrics
  • OLUYIMBA 142: ENKYA BWE NZUUKUKA Lyrics
  • OLUYIMBA 275: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 261: ZUUKUKA MWOYO GWANGE Lyrics
  • Hymn 161 Laya Eng’oma, Tegeeza Lyrics
  • Hymn 204 Okuva Lweyajja Mu Nze Lyrics
  • OLUYIMBA 243: MUJJE MWENNA-ABAKOOYE Lyrics
  • Hymn 139 Omununuzi Wange Lyrics
  • OLUYIMBA 383: WAALIWO EDDA OMUWALA:YALAGULWA BANNABBI Lyrics
  • Hymn 170 Sitwalibwa Bugagga Lyrics
  • Hymn 18 Omulokozi ng’Omusumba Lyrics
  • OLUYIMBA 373: OMWANA WO NKUKOOWOOLA Lyrics
  • Hymn 187 Tetulyawukana Lyrics
  • Hymn 37 Okwagala Kwo Gwe Lyrics
  • Hymn 157 Kabaka Ali Ku Luggi Lyrics
  • Hymn 29 Ggwe Yesu Omulokozi Lyrics
  • Hymn 73 Yesu Kino Kyenjagala Lyrics
  • OLUYIMBA 87: KU LUNAKU OLUKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA Lyrics
  • OLUYIMBA 88: LEERO LWA SSANYU, NNYO Lyrics
  • Hymn 1222 Emirimu Tugirese Lyrics
  • Hymn 59 Yesu Mukama Wange Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version