Skip to content

Mon - Sat: 8.00 - 18.00

04463235323

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 223: MMWE MWENNA-ABOOLUGANDA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 223: MMWE MWENNA-ABOOLUGANDA Lyrics

OLUYIMBA 223: MMWE MWENNA-ABOOLUGANDA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 223: MMWE MWENNA-ABOOLUGANDA Lyrics

 

OLUYIMBA 223: MMWE MWENNA-ABOOLUGANDA
1
MMWE mwenna-abooluganda
Mubeere n’essanyu;
Ensi zijjule-ettendo
Ery’omulokozi
-Abantu-abatabalika
Bamugulumiza;
Leero bafunye-eddembe
Lwa linnya lye-lyokka.

2
Mmwe mwenna-abooluganda
Mulwane n’amaanyi;
Eyeeraga-amasajja;
Empeera ye nnyingi.
Yesu Mugabe waffe,
Wa maanyi mangi nnyo:
Tufube nnyo bannaffe,
Tuwangule leero.

3
Mulokozi,ffe fenna
Tweyanze nnyo nnyini;
-Okuwangula si kwaffe,
Tumaanyi nga kukwo;
Wawangula Ssetaani,
-Omulabe waffe-oyo;
Naffe tetumutyenga,
Tujaguze leero

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 218: YESU,BWE NNAKUSENGA Lyrics
Next: OLUYIMBA 237: LABA NNYIMIRIDDE W’OLI Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 217: MMWE BANNANGE-ABALWANYI Lyrics
  • OLUYIMBA 227: BULIJJO TUTENDEREZA Lyrics
  • OLUYIMBA 31: YESU OMULINDWA, JJANGU! Lyrics
  • Hymn 28 Twalanga Erinnya lya Yesu Lyrics
  • Hymn 187 Tetulyawukana Lyrics
  • Hymn 161 Laya Eng’oma, Tegeeza Lyrics
  • OLUYIMBA 9: GY’OLI YESU TUWAAYO Lyrics
  • Hymn 164 Olunaku Olulungi Lujja Lyrics
  • Hymn 205 Mumutende Yesu Omununuzi Lyrics
  • OLUYIMBA 34: MMWE MWENNA-ABALONDE Lyrics
  • OLUYIMBA 339: KATONDA MUSUMBA WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 311: OMWOYO GWANGE,WULIRA-AMALOBOOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 146: KA TUMUSINZE,KATONDA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 78: GGWE YERUSAALEMI Lyrics
  • OLUYIMBA 340: LABA-OMUSUMBA-OMULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 408: MUJJE KU MBAGA Lyrics
  • OLUYIMBA 315: KWATA-OMUKONO GWANGE,NDI MUNAFU Lyrics
  • Hymn 50 Katonda Abeerenga Naawe Lyrics
  • Hymn 47 Balina Omukisa Lyrics
  • Hymn 136 Kwata Omukono Gwange Lyrics
  • OLUYIMBA 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics
  • Hymn 18 Omulokozi ng’Omusumba Lyrics
  • Hymn 35 Nsanyuka Okuyimba Lyrics
  • Hymn 66 Zuukuka Ggwe Mwoyo Lyrics
  • Hymn 68 Nywereranga ku Katonda Lyrics
  • OLUYIMBA 13: MUSANA MULUNGI Lyrics
  • Hymn 171 Ekiseera Ky’omusango Lyrics
  • OLUYIMBA 402: MUNNAFFE OYO AWUMUDDE Lyrics
  • Hymn 86 Twaniriza Sabbiiti Lyrics
  • OLUYIMBA 21: AYI MUSUMBA OMUTEEFU Lyrics
  • Hymn 60 Mugende Mu Nsi Zonna Lyrics
  • OLUYIMBA 207: MUGENDE MU NSI ZONNA Lyrics
  • Hymn 37 Okwagala Kwo Gwe Lyrics
  • OLUYIMBA 69: KATONDA, BWE BAALUMWA-ENNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 164: MUJAGUZE NNO! Lyrics
  • OLUYIMBA 292: KATONDA TUKUTENDA GGWE Lyrics
  • OLUYIMBA 67: ABANTU ABAABEERANGA Lyrics
  • OLUYIMBA 321: BWE NTAMBULIRA MU KKUBO Lyrics
  • OLUYIMBA 30: EKIRO KIYISE Lyrics
  • OLUYIMBA 316: OTUKULEMBERE Lyrics
  • OLUYIMBA 365: EDDA MU NSI ABAYUDAAYA Lyrics
  • Hymn 63 Bwendowooza Omusalaba Lyrics
  • Hymn 90 Omukemi Ya’ngamba Lyrics
  • Hymn 82 Olunaku Olw’essanyu Lyrics
  • Hymn 213 Mu Ggulu Lyrics
  • OLUYIMBA 115: OMUSUMBA-OMULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 306: OTULUMGGAMYE,MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 59: EGGYE LYONNA ERY’OMU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 29: MUSANYUKE ABALOKOLE Lyrics
  • OLUYIMBA 200: NZE NZIKIRIZA DDALA Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version