Skip to content

Mon - Sat: 8.00 - 18.00

04463235323

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 181: GGWE EYATONDA-OLW’A-OKWAGALA KWO Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 181: GGWE EYATONDA-OLW’A-OKWAGALA KWO Lyrics

OLUYIMBA 181: GGWE EYATONDA-OLW’A-OKWAGALA KWO Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 181: GGWE EYATONDA-OLW’A-OKWAGALA KWO Lyrics

 

OLUYIMBA 181: GGWE EYATONDA-OLW’A-OKWAGALA KWO
1
GGWE eyantnda-olw’a-okwagala kwo
Leka nze ntwale ku kifaananyi kyo;
Ggwe era-eyannonya ku lwa-ekisa
Newankubadde nga nkyamye-ewala;
Ggw(e) ayitiibwa wekka nti kwagala;
Leka neeweeyo mbeeren(ga) owuwo.

2
Ggwe-eyazaalibwa,n’ofuuka-omuntu
Mu ngeri yaffe,awatali kibi;
N’olyoka-otulokola ffe-abantu,
Ng’ofumitibwa, n’otufiirira.
Ggw(e) ayitiibwa wekka nti kwagala;
Leka neeweeyo mbeeren(ga) owuwo.

3
Ggwe-eyakkiriza,nga weewombeese,
Okunkwanira ddala-obutandeka,
Ggwe-alina wekka-obuyinza bwonna,
Okuumire ddala-omunafu wo.
Ggw(e) ayitiibwa wekka nti kwagala;
Leka neeweeyo mbeeren(ga) owuwo.

4
Ggwe-eyansuubiza olw’obwesigwa,
Nti ng’omaze-okufa ndikuzuukiza;
Ggwe-afuga wekka ebintu byonna,
-Eby’omu nsi muno, n’eby’omu ggulu.
Ggw(e) ayitiibwa wekka nti kwagala;
Leka neeweeyo mbeeren(ga) owuwo.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 164: MUJAGUZE NNO! Lyrics
Next: OLUYIMBA 183: YESU,-OBUYINIKE BWAFFE Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 211 Eyazaawa Azaawuse Lyrics
  • OLUYIMBA 297: BYE TUKUWA BIVA GY’OLI Lyrics
  • OLUYIMBA 118: TWALA-OBULAMU BWANGE Lyrics
  • Hymn 216 Muzaalibwe Buggya Lyrics
  • Hymn 198 Waliwo omusaayi Ogw’amaanyi Lyrics
  • OLUYIMBA 33: LABA,ANAAWASA-OMUGOLE EKIRO AJJA Lyrics
  • OLUYIMBA 96:- OLUNAKU NGA LUKULU, ALERUUYA Lyrics
  • Hymn 179 Nga Tumaze Omulimu Lyrics
  • OLUYIMBA 15: OBUDDE BUZIBYE Lyrics
  • Hymn 114 Mukama Netaaga Okuba Lyrics
  • OLUYIMBA 345: AYI MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 158: MUKAMA WAFFE-OW’OBULAMU! Lyrics
  • OLUYIMBA 335: YESU BYONNA ABIMANYI Lyrics
  • OLUYIMBA 387: OMWANA GW’ENDIGA Lyrics
  • OLUYIMBA 9: GY’OLI YESU TUWAAYO Lyrics
  • OLUYIMBA 137: ABANTU BONNA AB’ENSI Lyrics
  • Hymn 233 Nkwagala, Nkwagala Lyrics
  • OLUYIMBA 320: KINO KYE NSIIMA-ENNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 380: BEWAAYO-ABAANA BEEBAZIBWA Lyrics
  • OLUYIMBA 314: MUJJE MWEKKA KYAMA MUWUMMULE Lyrics
  • Hymn 212 Engoye Enjeru Lyrics
  • OLUYIMBA 29: MUSANYUKE ABALOKOLE Lyrics
  • Hymn 40 Jangu Ggwe Omwoyo Lyrics
  • OLUYIMBA 63: ABAGEZIGEZI-EDDA Lyrics
  • OLUYIMBA 357: TULEETA EBIRABO Lyrics
  • OLUYIMBA 288: ABAALUMWA-EMISOTA-ABAYISIRAYIRI Lyrics
  • Hymn 120 Awo Ku Musaaalaba Lyrics
  • OLUYIMBA 12: ENJUBA Y’OMWOYO GWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 83: YESU AZUUKIDDE OLWA LEERO, ALERUUYA Lyrics
  • Hymn 1222 Emirimu Tugirese Lyrics
  • OLUYIMBA 270: YESU KINO KYE NJAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 231: AWAMU NE YESU,EMIREMBE GYONNA Lyrics
  • Hymn 5 Ka Tumusinze Mukama Waffe Lyrics
  • OLUYIMBA 372: KATONDA TUMWEBAZE Lyrics
  • OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Lyrics
  • Hymn 248 Yita Abalwanyi Lyrics
  • OLUYIMBA 147: MUKAMA OMUYINZA WA BYONNA,OMUTONZI Lyrics
  • OLUYIMBA 410: BWETULISIMBIBWA AWALI YESU Lyrics
  • Hymn 172 Ffe Twayitibwa Ku Mbaga Lyrics
  • Hymn 171 Ekiseera Ky’omusango Lyrics
  • Hymn 227 Twala Obulamu Bwange Lyrics
  • OLUYIMBA 69: KATONDA, BWE BAALUMWA-ENNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 236: OMUZIBE W’AMAASO EDDA Lyrics
  • OLUYIMBA 67: ABANTU ABAABEERANGA Lyrics
  • Hymn 230 Yogera Nange Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 133: NYWEZA-,AYI KATONDA,-EMIKONO Lyrics
  • Hymn 78 Olijja Ddi Mukama? Lyrics
  • OLUYIMBA 281: YESU,LEERO NKUKOOWOOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 224: MWENNA MUYIMUKE Lyrics
  • OLUYIMBA 263: MUKAMA-OTUYIGIRIZE Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version