Skip to content

Mon - Sat: 8.00 - 18.00

04463235323

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 168: YESU ALIFUGA WONNA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 168: YESU ALIFUGA WONNA Lyrics

OLUYIMBA 168: YESU ALIFUGA WONNA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 168: YESU ALIFUGA WONNA Lyrics

 

OLUYIMBA 168: YESU ALIFUGA WONNA
1
YESU alifuga wonna,
Wonna-omusana we gwaka;
-Obwakabaka bwe bulibuna
-Okutuusa ennaku zonna.

2
Abantu b’ennimi zonna
Batendenga-okwagala kwe;
Abaana banaabuuliranga,
Obulungi bw’erinnya lye.

3
Omukisa gwebwe guli
-Abasibe bafuna-eddembe;
-Abakooye banaawummulanga,
Abeetaaga ne bakkuta.

4
Buli muntu-ayimirire
Atende nnyo Kabaka we,
Bamalayika ne bayimba,
Ensi n’eddamu Amiina.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 164: MUJAGUZE NNO! Lyrics
Next: OLUYIMBA 183: YESU,-OBUYINIKE BWAFFE Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 150 Buli Kigambo Ekibi Lyrics
  • OLUYIMBA 24: OMUKISA GWA KITAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 276: AYI KITAFFE-OW’OMU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 235: WULIRA-EDDOBOOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 331: NKWESIGA YESU MUKAMA Lyrics
  • Hymn 160 Abatukuvu Mulabe Lyrics
  • OLUYIMBA 132: EKITIIBWA KIBE WAGGULU Lyrics
  • Hymn 111 Omusawo ali Kumpi Lyrics
  • Hymn 94 Ennimiro Zo Zengedde Lyrics
  • OLUYIMBA 28: YESU ALIJJA N’EBIRE Lyrics
  • OLUYIMBA 118: TWALA-OBULAMU BWANGE Lyrics
  • Hymn 240 Katonda Musumba Wange Lyrics
  • OLUYIMBA 338: NALYOKA NE NKUSENGA GGWE Lyrics
  • OLUYIMBA 358: TULINA KABAKA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 242: MUJJE-ERI YESU, TEMULWAWO Lyrics
  • Hymn 249 Omusalaba Lye Kkubo Lyrics
  • OLUYIMBA 407: NDIDAYO MU GULU Lyrics
  • Hymn 123 Olwo’okukkiriza Nnyinza Lyrics
  • OLUYIMBA 361: YESU MUSUMBA WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics
  • Hymn 247 Katumusuute Yesu Lyrics
  • Hymn 35 Nsanyuka Okuyimba Lyrics
  • OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Lyrics
  • OLUYIMBA 234: BWE TUSIIBULA-ABANTU Lyrics
  • OLUYIMBA 4: MUKAMA WAFFE BULIJJO Lyrics
  • OLUYIMBA 174: YESU, GGWE-OLI SSANYU LYAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 399: MMWE-ABANTU MU MUMUWULIRE Lyrics
  • Hymn 38 Ka Nnyimbe Ku Buyinza Lyrics
  • Hymn 171 Ekiseera Ky’omusango Lyrics
  • OLUYIMBA 189: OMUKULU W’EKKANISA Lyrics
  • Hymn 70 Ffe Abaagala Yesu Lyrics
  • Hymn 120 Awo Ku Musaaalaba Lyrics
  • OLUYIMBA 56: EKISEERA KYE KITUUSE Lyrics
  • Hymn 225 Lya Kitibwa Erinya Lyo Lyrics
  • OLUYIMBA 116: YESU NAAWE WALI Lyrics
  • OLUYIMBA 344: ABAANA-ABATO EDDA Lyrics
  • OLUYIMBA 357: TULEETA EBIRABO Lyrics
  • Hymn 185 Ggwe Okwagala Okunene Lyrics
  • Hymn 28 Twalanga Erinnya lya Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 130: YESU WAKATI MU FFE Lyrics
  • OLUYIMBA 53: YESU OMWANA OW’EKISA Lyrics
  • OLUYIMBA 172: OKWAGALA-OKUTAGGWAAWO Lyrics
  • OLUYIMBA 356: TEMUYONOONANGA Lyrics
  • Hymn 1 Gw’oli Mutukuvi Lyrics
  • OLUYIMBA 83: YESU AZUUKIDDE OLWA LEERO, ALERUUYA Lyrics
  • Hymn 174 Tetumanyi Ssaawa Lw’alijja Lyrics
  • OLUYIMBA 40: MU KIBUGA KYA DAWUDI Lyrics
  • Hymn 200 Nsanyukira Ekigambo Kino Lyrics
  • Hymn 36 Nalyoka Ne Nkusenga Lyrics
  • Hymn 43 Nsanyukira Obulamu Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version