Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO Lyrics

OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO Lyrics

 

OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO
1
WULIRA mu luyoogaano
Eddoboozi lya Yesu,
Bw’akuyita omunaku
Okumugoberera.

2
Nga basuula obutimba
Mu nnyanja-abatume be,
Yabayita ng’abagamba
Bw’ati:Muyite nange.

3
Bo ne balekawo mangu
Obutimba,ne bajja,
Bwe baawulira-eddoboozi
Erya Yesu ntiMujje.

4
Bw’atyo Yesu bw’atuyita
Okuleka-ebyonoono,
Era n’okutambulanga
Mu makubo g’obulamu-.

5
Mu ssanyu era mu nnaku,
Mu ndwadde ne mu bulamu-;
Tukyawulira-eddoboozi
Ly’Omulokozi waffe.

6
Mwana wange tosuulanga
Bye nkugabira buwa,
Laba bwe nnafiirira ggwe,
Mpa-omutima gwo gwonna

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 24: OMUKISA GWA KITAFFE Lyrics
Next: OLUYIMBA 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 122: ENJALA N’ENNYONTA Lyrics
  • Hymn 191 Ka Mpummulirenga Wano Lyrics
  • Hymn 59 Yesu Mukama Wange Lyrics
  • Hymn 74 Ggwe Omukuumi Mbuulira Lyrics
  • OLUYIMBA 179: ENNAKU BWE ZIFUMITA Lyrics
  • OLUYIMBA 54: NSANYUKIRA OLUYIMBA Lyrics
  • OLUYIMBA 146: KA TUMUSINZE,KATONDA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 63: ABAGEZIGEZI-EDDA Lyrics
  • Hymn 201 Katonda Afaayo Lyrics
  • OLUYIMBA 346: AWO-YESU BWE YATAMBULA Lyrics
  • Hymn 235 Nsembeza, Nsembeza Lyrics
  • OLUYIMBA 333: OMUKWANO GWA YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 56: EKISEERA KYE KITUUSE Lyrics
  • OLUYIMBA 65: OTUBEERE MMUNYEENYE ENNUNGI Lyrics
  • Hymn 100 Yimirira ne Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 288: ABAALUMWA-EMISOTA-ABAYISIRAYIRI Lyrics
  • OLUYIMBA 91: ALERUUYA! ALERUUYA! Lyrics
  • Hymn 182 Mu Nsi Ey’obutangaavu Lyrics
  • OLUYIMBA 193: MUGABI W’EBIRABO-EBIRUNGI Lyrics
  • Hymn 105 Omusumba Omulungi Lyrics
  • Hymn 132 Mukama Ye Musumba Lyrics
  • Hymn 65 Kale Eggye Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 242: MUJJE-ERI YESU, TEMULWAWO Lyrics
  • Hymn 157 Kabaka Ali Ku Luggi Lyrics
  • Hymn 177 Bwe Ndimala Omulimu Lyrics
  • OLUYIMBA 298: MUKAMA,NZE NNINA-EBIBI Lyrics
  • Hymn 125 Kabaka We Ggulu Lyrics
  • OLUYIMBA 199: TUKWEBAZA KITAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 224: MWENNA MUYIMUKE Lyrics
  • OLUYIMBA 391: OBUDDE NGA BUYITA Lyrics
  • Privacy Policy
  • Hymn 91 Beera Nange Lyrics
  • Hymn 62 Nkwesiga Yesu Mukama Lyrics
  • Hymn 204 Okuva Lweyajja Mu Nze Lyrics
  • OLUYIMBA 348: EKIRO NGA NEEBASE Lyrics
  • OLUYIMBA 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI Lyrics
  • Hymn 221 Mmanyi Gwenakkiriza Lyrics
  • OLUYIMBA 92: YESU OMULOKOZI Lyrics
  • Hymn 179 Nga Tumaze Omulimu Lyrics
  • OLUYIMBA 388: ENSI ZONNA ZIYIMBE Lyrics
  • OLUYIMBA 219: YESU AJJA! ABALABE Lyrics
  • Hymn 26 Katonda Tusiibule Lyrics
  • Hymn 7 Mukama Gwe Ekifo Kyaffe Lyrics
  • Hymn 143 Kitange Nze Nkukowoola Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • OLUYIMBA 264: AYI YESU MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 26: JJANGU GGWE OMUNUNUZI WAFFE Lyrics
  • Hymn 83 Tuba n’Essanyu mu Mwoyo Lyrics
  • Hymn 231 Kristo Oba Balabba Lyrics
  • OLUYIMBA 320: KINO KYE NSIIMA-ENNYO Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version