Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

Hymn 147 Fuga Obulamu Bwange Lyrics

  1. Home   »  
  2. Hymn 147 Fuga Obulamu Bwange Lyrics

Hymn 147 Fuga Obulamu Bwange Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnyimba za Kristo Luganda Sda Hymns

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 147 Fuga Obulamu Bwange Lyrics

 

1
Fug(a) obulamu bwange, Ggwe Yesu Kabaka,
Ggwe amagezi gange, Mu byonn(a) ebinnema;
Yesu, beeranga mu nze, Mu byonna bye nkola,
Mbeere ng(a) endabirwamu, Ndage (e)kitiibwa kyo.

2
Ka mbeere yekaalu yo, Omutali kibi,
Ekitiibwa kyo kyonna, Nga kyeraga mu nze;
Eby’ensi ka mbiveeko, Okuva kaakano
Mbeere muddu wo ddala, Nkole by’ondagira.

3
Ayi Yesu, nze nzenna, Ka mbeerenga wuwo,
Nkozesa by’oyagala, Sikyali ku bwange;
Bulijjo nettanira (O)kulu’ngamizibwa,
N’okulongoosebwa Ggwe, Mu mutima gwange.

4
Naye kannewombeeke, Mu biseera byonna,
Nga nnind(a) okuteesa kwo, Ggwe nga bw’oyagala;
Fug(a) obulamu bwange, Yesu Ggwe Kabaka,
Ggwe amagezi gange, Mu byonna bye nkola.

Post navigation

Previous: Hymn 146 Sirika, Sirika Lyrics
Next: Hymn 148 Mukama Onsembeze Gy’oli Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 402: MUNNAFFE OYO AWUMUDDE Lyrics
  • Hymn 35 Nsanyuka Okuyimba Lyrics
  • Hymn 199 Tukola Lwa Kwagala Lyrics
  • Hymn 132 Mukama Ye Musumba Lyrics
  • Hymn 176 Mu Kibuga Kya Katonda Lyrics
  • OLUYIMBA 258: KA NKWAGALE KATONDA;SIYINZA Lyrics
  • Hymn 121 Nze Omwonoonyi Lukulwe Lyrics
  • OLUYIMBA 208: OBWAKABAKA BWO Lyrics
  • Hymn 15 Yesu Alifuga Wonna Lyrics
  • OLUYIMBA 278: MUKAMA GGWE-OMUFUZI WA BYONNA Lyrics
  • Hymn 1 Gw’oli Mutukuvi Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • Hymn 157 Kabaka Ali Ku Luggi Lyrics
  • Hymn 235 Nsembeza, Nsembeza Lyrics
  • OLUYIMBA 409: AMAKA AMATUKUVU Lyrics
  • Hymn 51 Ggwe Yesu Oli Wange Lyrics
  • Hymn 233 Nkwagala, Nkwagala Lyrics
  • OLUYIMBA 286: GGWE-ASUUTIBWA BULI MUNTU Lyrics
  • OLUYIMBA 341: JJO NE LEERO N’OKUTUUSA Lyrics
  • OLUYIMBA 237: LABA NNYIMIRIDDE W’OLI Lyrics
  • OLUYIMBA 234: BWE TUSIIBULA-ABANTU Lyrics
  • OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO Lyrics
  • OLUYIMBA 62: TWEYANZIZA-EKISA KYO Lyrics
  • OLUYIMBA 268: YESU EYASOOKA Lyrics
  • OLUYIMBA 220: KALE GGYE LYA YESU, MUGOLOKOKE Lyrics
  • OLUYIMBA 134: MUJJE, NGA MWETEREEREKA Lyrics
  • OLUYIMBA 33: LABA,ANAAWASA-OMUGOLE EKIRO AJJA Lyrics
  • OLUYIMBA 315: KWATA-OMUKONO GWANGE,NDI MUNAFU Lyrics
  • Hymn 82 Olunaku Olw’essanyu Lyrics
  • Hymn 190 Tubatize Buggya Lyrics
  • Hymn 44 Tewali Wa Mukwano Lyrics
  • Hymn 64 Laya Eng’ma Omukuumi Lyrics
  • OLUYIMBA 44: OWANGE MUNNANGE, JJUKIRA,JJUKIRA Lyrics
  • OLUYIMBA 149: OKWOLESEBWA KULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 242: MUJJE-ERI YESU, TEMULWAWO Lyrics
  • About
  • OLUYIMBA 68: YESU MUKAMA WAFFE Lyrics
  • Hymn 37 Okwagala Kwo Gwe Lyrics
  • OLUYIMBA 307: YESU,SIKYALI KU BWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 170: MUKAMA WAFFE MULOKOZI! Lyrics
  • OLUYIMBA 336: NGA BEESIIMYE-ABAKWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 300: OMWOYO N’OMUBIRI Lyrics
  • Terms and Conditions
  • OLUYIMBA 65: OTUBEERE MMUNYEENYE ENNUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 410: BWETULISIMBIBWA AWALI YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 217: MMWE BANNANGE-ABALWANYI Lyrics
  • OLUYIMBA 115: OMUSUMBA-OMULUNGI Lyrics
  • Hymn 154 Netaaga Omulokozi Lyrics
  • Hymn 104 Yesu Wange Ya’ngamba Lyrics
  • Contact

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version