Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 67 Wekuume Bulijjo Lyrics
1
We-kuume bulijjo, Abalabe bangi,
E-ggye liku’ngana mbiro, Okukulwanyisa.
2
Tu-nula osabe, (O)lutalo lukyali,
Dda-mu amaanyi bulijjo, Ngosaba Katonda.
3
“Ga-kyali mabaga” Toleka kulwana,
0-lutalo lwo lukome, Ng’ofunye engule.