Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 82 Olunaku Olw’essanyu Lyrics
1
O-lunaku- lw’e-ssanyu, E-ra n’emi-re-mbe.
Lu-malawo- e-nnaku, O-lulungi-e-nnyo,
Ku lwo abantu bonna, Bakuvu-nnamire,
Bayimbe ‘Mutukuvu’, Katond(a) a-ta-ggwaa-wo.
2
Lwe- lunak(u) o-lu-londe, Mu- maaso ga- Yesu;
Ng’e-nnimiro-e-nnungi, O-muli a-ma-zzi.
Agawonya ennyonta, Mu nsi e-koyesa,
Ng(a) abali ku Pisuga; Tulaba- Ka-na-ni.
3
(E) kiwummulo kye kino, Kwe- tusanyu-kira,
O-lw’okwaga-la- Yesu, Tu-lengera- gy’a-li;
Tuweebwa emikisa Ku luna-ku luno,
Lumu tuliwummula, Mu maka- ge- ga-li.