Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 239 Ekisa Ekyandokola Lyrics
1
Ne-wuuny(a)- ekisa ekingi, E-kyando-kola- nze;
Nna-li mbu-ze, ne-kinzuula, (O)mu-zibe- ne ndaba.
2
E-kisa- kyanjigiriza, (O)ku-gonde-ra Ye-su;
Na-lyoka- ne nki-kkiriza, Bwe- naki-wu lira.
3
(O)ku-tega-na n’emitego, Ki-bimpi-sizzaa-mu;
(E)ki-sa e-kyo, ki-rintuusa, Mu-maka ga Yesu.
4
Mu-kama- ye yansuubiza, E-ra nze mmwesi-ga;
A-nanku-ma, A-nantaasa, Nga- ntambu-la ku nsi.
5
Mu- ggulu- tulibeerayo, E-myaka- luku-mi;
Tu-liyi-mba, Tu-musinze, Ye-su (e)nna-ku zonna.