Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 15 Yesu Alifuga Wonna Lyrics
1
Yesu ali-fuga- wonna, Wonn(a) omusana – we gwaka:
Obwakabaka bwe- bu-fuge, (O)kutuusa e-nnaku- zonna
2
Abantu be-nnimi- zonna, Batenderez(e) e-kisa kye;
Abaana banabuu-li-ranga, Obulungi- bweri-nnya lye,
3
Omukisa-gwe we-guli, (A)basibe bafu n(e) eddembe;
Abakooye bana-wu-mmula, Abetaaga- ne ba-kkuta.
4
Buli muntu- yimi-rira, Otende nnyo Ka-baka wo;
Bamalayika ka- ba-yimbe, Ensi edde-mu, “A-miina”