Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 139 Omununuzi Wange Lyrics
1
Omununu-zi wange
Oluyimba- lwange
Mulokozi- (a)nsanyusa,
Mu bulumi- bwange
chorus 1
Omununu-zi Yesu,
Nakuyimba-ngako,
Ow’omukwa-n(o) asinga
Tewali akwe-nkana!
2
Mulokozi- nkwesiga
Mulungamya- wange,
Gw’osinga (a)ba-ntu bonna,
Ab’omu nsi- muno.
3
Gwe oli ssuu-bilyange,
Mu bulamu- bwange.
Bwembeera mu- nzikiza,
Mu maziga- gange
4
Gwoli luyi-mba lwange,
Muns(i) en(o) ey’e-kibi,
Gw(e) essanyu lya-nge wano,
Era ne mu- Ggulu!