Skip to content

Mon - Sat: 8.00 - 18.00

04463235323

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 365: EDDA MU NSI ABAYUDAAYA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 365: EDDA MU NSI ABAYUDAAYA Lyrics

OLUYIMBA 365: EDDA MU NSI ABAYUDAAYA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 365: EDDA MU NSI ABAYUDAAYA Lyrics

 

OLUYIMBA 365: EDDA MU NSI ABAYUDAAYA
1
EDDA mu nsi-Abayudaaya
Bwe baatambulanga
Omukono gwo-ogw’amaanyi
Gwawonya-abalwadde:
Bamuzibe n’abalema
Baakweyunanga ggwe;
Gy’oli abanaku bonna
Basanyusibwanga.

2
Abo be wakomangako
Mu kisa kyo-ekingi
Baafunanga obulamu
-Essanyu n’emirembe:
Okulwala-era n’okufa
Byonna byaddukanga
Ne leero jjangu gye tuli
N’ekisa kyo-ekingi.

3
Naffe tukwegayiridde
Ggwe-agaba-obulamu;
Otuwonye-endwadde zaffe
Ezituteganya;
Ez’omubiri n’omwoyo:
Tuwonyeze ddala,
N’abo bonna abeetaaga
Bawonyezebwenga.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 363: KATONDA MU GGULU Lyrics
Next: OLUYIMBA 382: OBUDDE BUZIBYE;YESU Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics
  • Hymn 186 Mujje Nga Mweterereka Lyrics
  • OLUYIMBA 302: EKISA KYO TEKITEGEEREKEKA Lyrics
  • OLUYIMBA 136: AYI GGWE KWAGALA,GGWE ASINGA BYONNA Lyrics
  • Hymn 45 Enjuba Eyaka Ku Ntikko Lyrics
  • OLUYIMBA 231: AWAMU NE YESU,EMIREMBE GYONNA Lyrics
  • OLUYIMBA 73: MU KWETAAGA KWAFFE-OKUNGI Lyrics
  • Hymn 203 Noonya Obubonero Lyrics
  • OLUYIMBA 91: ALERUUYA! ALERUUYA! Lyrics
  • OLUYIMBA 174: YESU, GGWE-OLI SSANYU LYAFFE Lyrics
  • Hymn 232 Netaaga Okuwulira Lyrics
  • Hymn 94 Ennimiro Zo Zengedde Lyrics
  • Hymn 63 Bwendowooza Omusalaba Lyrics
  • OLUYIMBA 399: MMWE-ABANTU MU MUMUWULIRE Lyrics
  • OLUYIMBA 95: LEERO AZUUKIDDE Lyrics
  • Hymn 105 Omusumba Omulungi Lyrics
  • Hymn 26 Katonda Tusiibule Lyrics
  • Hymn 116 Mukama Kino Kyensaba Lyrics
  • OLUYIMBA 264: AYI YESU MUKAMA Lyrics
  • Hymn 9 Ggwe Eyannunula Lyrics
  • OLUYIMBA 222: MULWANYI WA YESU OLINA-ENNAKU Lyrics
  • OLUYIMBA 328: EDDA NALI MBUUSABUUSA Lyrics
  • Hymn 124 Okkoye Nnyo? Lyrics
  • OLUYIMBA 152: WEEBAZE GGWE EMMEEME YANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 124: KABAKA-OW’EKISA,TUNUULIRA Lyrics
  • Hymn 79 Mpa Okukkiriza Okunene Lyrics
  • Hymn 85 Yesu Atutuusizza Lyrics
  • OLUYIMBA 348: EKIRO NGA NEEBASE Lyrics
  • Hymn 155 Mu Lugendo Lwange Lyrics
  • OLUYIMBA 150: TUKWEYANZA KITAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 361: YESU MUSUMBA WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 61: AYI KITANGE,NKWESIGA Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • Hymn 168 Nga Bayita Amanya Gaffe Lyrics
  • Hymn 167 Yesu Mukama Omulokozi Lyrics
  • OLUYIMBA 9: GY’OLI YESU TUWAAYO Lyrics
  • Hymn 47 Balina Omukisa Lyrics
  • OLUYIMBA 129: KRISTO,BW’ATYO,BWE YEEWAYO Lyrics
  • OLUYIMBA 75: TUSAASIRE FFE-ABANAKU Lyrics
  • OLUYIMBA 280: AYI KATONDA WAFFE Lyrics
  • Hymn 104 Yesu Wange Ya’ngamba Lyrics
  • OLUYIMBA 134: MUJJE, NGA MWETEREEREKA Lyrics
  • OLUYIMBA 402: MUNNAFFE OYO AWUMUDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 168: YESU ALIFUGA WONNA Lyrics
  • Hymn 93 Enjuba y’Omwoyo Gwange Lyrics
  • OLUYIMBA 80: OKWAGALA OKWO Lyrics
  • OLUYIMBA 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics
  • OLUYIMBA 376: KATONDA LWE LWAZI LWAFFE Lyrics
  • What Must I Do To Be Saved? Lyrics
  • Hymn 178 Bwe Mbeera Ku Yoludaani Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version