Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 162: GGWE-EYALEKA EKITIIBWA KYO Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 162: GGWE-EYALEKA EKITIIBWA KYO Lyrics

OLUYIMBA 162: GGWE-EYALEKA EKITIIBWA KYO Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 162: GGWE-EYALEKA EKITIIBWA KYO Lyrics

 

OLUYIMBA 162: GGWE-EYALEKA EKITIIBWA KYO
1
GGWE-eyaleka ekitiibwa kyo
N’ojja-okunfiirira
So ne mu kyalo Beesirekemu
Temwali nnyumba yo;
Wasulanga mu malungu
Ggwe Katonda-eyatonda-ensi!

2
Ebisolo era n’ennyonyi
Byo byalina-ennyumba,
Naye ggwe Omwana wa Katonda
Tewalina kifo;
Mu ddungu ly’e Ggaliraaya
Mmwe wasiiba, mwe wasula!

3
Ekisa kyo Mukama waffe,
Tekikomezeka;
Baakuduulira, ne bakukuba,
Naye n’osirika;
Baakutikkira amaggwa,
Ne bakuttira ku muti!

4
-Olunaku lwo bwe lulituuka
Olw’okudda mu nsi,
Eddoboozi lyo bwe lirimpita
Okuntwala-ewuwo,
Ndibeera n’essanyu lingi
Okukulaba n’amaaso

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 161: LABA OMWANA-OMUTO Lyrics
Next: OLUYIMBA 163: TETWAKULABA BWE WAJJA Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 389: KATONDA BYASIMA YE BIRIKOLERWA DALA Lyrics
  • OLUYIMBA 331: NKWESIGA YESU MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 194: YESU EKISA KYO-EKINGI Lyrics
  • OLUYIMBA 366: OBUDDE BWE BWAWUNGEERA Lyrics
  • OLUYIMBA 273: MUKAMA WAFFE-OW’EKISA Lyrics
  • OLUYIMBA 227: BULIJJO TUTENDEREZA Lyrics
  • Hymn 192 Mmenyera Omugaati Lyrics
  • OLUYIMBA 144: GGWE KATONDA-ATAGGWAAWO Lyrics
  • OLUYIMBA 116: YESU NAAWE WALI Lyrics
  • Hymn 27 Ayi MUkama Otuwulire Lyrics
  • OLUYIMBA 39: MU KUJAGUZA OKUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 63: ABAGEZIGEZI-EDDA Lyrics
  • Hymn 119 Yesu Ang’amba Lyrics
  • Terms and Conditions
  • Hymn 131 Ayi Yesu Amaaso Gange Lyrics
  • Hymn 88 Webale Okutukuuma Lyrics
  • Hymn 100 Yimirira ne Yesu Lyrics
  • Hymn 200 Nsanyukira Ekigambo Kino Lyrics
  • Hymn 78 Olijja Ddi Mukama? Lyrics
  • OLUYIMBA 346: AWO-YESU BWE YATAMBULA Lyrics
  • OLUYIMBA 384: SIKUKULU EYASOKA YAJIRA ABASUMBA ABALUNDA Lyrics
  • OLUYIMBA 412: YIMBA GGWE MWOYO GWANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 157: MUJJE MWEBAZE MUKAMA Lyrics
  • Hymn 148 Mukama Onsembeze Gy’oli Lyrics
  • Hymn 52 Mpa Ekitabo Ekitukuvu Lyrics
  • OLUYIMBA 248: ENZIKIZA YALI EBUNYE KU NSI Lyrics
  • OLUYIMBA 110: ERINNYA LYO YESU LYEBAZIBWE Lyrics
  • OLUYIMBA 27: MUZUUKUKE! MMWE-ABEEBASE Lyrics
  • Hymn 250 Ye Yanzigya Mu Ttosi Lyrics
  • OLUYIMBA 370: MU BUYINIKE-OBUNGI Lyrics
  • Hymn 69 Essuubi Lyange Lizimbiddwa Lyrics
  • OLUYIMBA 403: EKIRO-EKYO,EKY’ETTENDO Lyrics
  • OLUYIMBA 235: WULIRA-EDDOBOOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 274: SIYINZA,AYI-OMULOKOZI Lyrics
  • Hymn 153 Kye Ndowooza Kyokka Lyrics
  • Hymn 133 BUli Wantu Wonna Lyrics
  • Hymn 220 Ba Mukisa Lyrics
  • OLUYIMBA 280: AYI KATONDA WAFFE Lyrics
  • Hymn 42 Omwoyo Owa Katonda Lyrics
  • OLUYIMBA 397: LEERO KA NNEESIBIRIRE Lyrics
  • Hymn 58 Nze Ndowooza ku Nsi Lyrics
  • Hymn 8 Okukaaba Kwange Owulire Lyrics
  • Hymn 174 Tetumanyi Ssaawa Lw’alijja Lyrics
  • OLUYIMBA 153: ALERUUYA! MUMWEBAZE Lyrics
  • Hymn 167 Yesu Mukama Omulokozi Lyrics
  • Hymn 240 Katonda Musumba Wange Lyrics
  • Hymn 223 Mukama Omuyaga Mungi Lyrics
  • OLUYIMBA 49: KU LUNAKU LUNO Lyrics
  • Hymn 86 Twaniriza Sabbiiti Lyrics
  • OLUYIMBA 18: BEERA NANGE,OBUDDE BUZIBYE Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version